Otunula buwoomi toba ng'ova Mu lulyo lwa Madhivani Nsiba ku kikooyi Nkusaba onfuule your bodyguard Wambuna mu musaayi Kye nva nzitowa ne ku minzaani Lwe nakuwa kasooli Nali njagala love ssi binzaali Natuma ababaka tebaatuuka Ne lwe neesitula tebyakyuka Nkusaba date ogaanye Nkusaba date ogaanye Omukwano gwe nina nga bwaguuga Biseera ebimu nange gunkanga Nkusaba date ogaanye Nkusaba date ogaanye Simanyi ompulira Na bino bye mpulira obiwulira Simanyi oba ompulira Na bino bye mpulira obiwulira Simanyi ompulira Na bino bye mpulira obiwulira Simanyi oba ompulira Na bino bye mpulira obiwulira Nze nfa Kye njoya okimanyi Vva mu by'okwekunya Nga nze nfa Kye njoya okirina Gwe okanya kwekoza Nga nze nfa Kye njoya okimanyi Vva mu by'okwekunya Nga nze nfa Kye njoya okirina (nfa aah) Ndowooza oyagala Nkutimbeyo ku bipande As if baby it's your birthday Nfubye nkulembereze Ojje nkukomerere Okomekkerera obigaanye Ekintu nkitaddemu obudde bwange Nga bw'omeketa ensimbi zange Wansuubiza ku Sunday Kati owoza Thursday Kiki oyagala kunsuula? Natuma ababaka tebaatuuka Ne lwe neesitula tebyakyuka Nkusaba date ogaanye Nkusaba date ogaanye Omukwano gwe nina nga bwaguuga Biseera ebimu nange gunkanga Nkusaba date ogaanye Nkusaba date ogaanye Simanyi ompulira Na bino bye mpulira obiwulira Simanyi oba ompulira Na bino bye mpulira obiwulira Simanyi ompulira Na bino bye mpulira obiwulira Simanyi oba ompulira Na bino bye mpulira obiwulira Nze nfa Kye njoya okimanyi (eh) Vva mu by'okwekunya Nga nze nfa (nfa aah) Kye njoya okirina Gwe okanya kwekoza (oh) Nga nze nfa Kye njoya okimanyi Vva mu by'okwekunya Nga nze nfa Kye njoya okirina (nfa aah) Tubeere wamu mu Go-down Amaani ngalina nkusaba tontya Nkusaba ontole mu banonya Omutima ogumpe Baby yeah