(Warren is a Professor) (Olinoonya) (Cloud Africa) Hmmm Nze nali omu nti Nga nabulwa essanyu Wandaga love N'onondayo ooh, eh Mu mutima gwange, nayiga okwagala N'obwongo bwange, n'obukakasa nti oli wa mbala Kati ondese mu bbanga Ontadde mabega ndi mu bag N'ennyanja y'omukwano mu jug Mw'ontadde baby nga ndaaga Buno obulumi mbukooye Leka ngende love olinonya Olinonya Love olinonya, uh no no Leka ntawaakale love olinonya Olinonya Love olinonya, uh no no ♪ Ooh hmm yeah yeah Ompadde divorce N'abanjagala bakoze loss Ondiddemu miwuula osudde bikuusi yi, wo wo! (Hmmm hmmm hmmm!) Mpulira gusinze nze Okujja mu bwakabaka bwo n'onsiba engule ya sseŋŋenge Uh no, bw'oba okitadde lwa ssente Leka ngende nkole bwe ndiba nfunye ssente Leka ngende love olinonya (kangende love olinonya) Olinonya Love olinnoonya (kangende love olinonya) Leka ntawaakale love olinonya (kangende love olinonya) Olinonya Love olinnoonya (kangende love olinonya) Nze nali omu nti Nga nabulwa essanyu Wandaga love, n'onondayo ooh, eh Mu mutima gwange, nayiga okwagala N'obwongo bwange N'obukakasa nti oli wa mbala (oh yeah) Kati ondese mu bbanga Ontadde mabega ndi mu bag (ooh yeah) N'ennyanja y'omukwano mu jug (ooh yeah) Mw'ontadde baby nga ndaaga (ooh yeah yeah eh) Buno obulumi mbukooye (Leka ntawaakale love olinonya) Kangende love olinonya (olinonya, olinonya) Kangende love olinonya Kabejja