Spo-o-o-o Spot Music Mmm and I love you and I love you And I truly love you baby Hmm-mm Baby Olugendo olwalina plan, nga lulina ne langi Yaliko nga kweli mubungi Ahmm byona byafa nyabo oh Nakwesiga nze nenkuwa omutima gwange otereze Olinga amapeera Nkomawo nogge era Eby'ensobi bibaawo, baby leka nawe kinawe Ebyo byabwe, baleke abakyamu boogere Bagala kutwawula dear So nga wabweru bamanja Nga n'omutima munda gumanja Nesibirayo bwenti bwomu,munju Ne ndowoza ku gwe omu Baby singa, singa nali omudoctor Nandijanjabye nga gwe, omulwade omu bwati Love singa, singa nali oyo lawyer oyo owamanyi Nandi wolereza gwe, client omu bwati Gw'abasinga, singa nali omupastor Nandi sabidde nga gwe, endiga emu bweti ♪ Wewandeka wenkyali ndowoza gwe Ah bakuveko abakwesunze In my heart, I know I won't find another one If I do then I will be on a wrong one Mummy love, I'm daddy love Sonyiwa nze omugwagwa wo Yenze asinga okukulumya Era asinga okukwagala Singa oluyimba lwa Ykee Benda Superman Lwali lwange singa era lulwo Nkera ne guitar yange, ne nkuyimbira nkugambe nti nkumisinga nyo nyo Singa nali omudoctor Nandijanjabye nga gwe, omulwade omu bwati Love singa, singa nali oyo lawyer oyo owamanyi Nandi, wolereza gwe, client omu bwati Gw'abasinga, singa nali omupastor Nandi sabidde nga gwe, endiga emu bweti Amaaso gaziba kati ndaba luffu Era love wotali, eno mbera muffu Hope you know that You make me cold, sometimes you burn Still I don't know (still I stil I) Singa emitima gyali gyogera Ogwange n'ogugwo nga jjinyumya Negukugamba bwempumira munda Ate era singa, singa nali omusawo oy'owamanyi Nandi janjabye nga gwe, omulwade omu bwati Bingi ebi ku njagaza Nze nga nze Hmm baby