Yes Radio call.9, ali kusimu gamba hello Hello Hello! Tukuwulira ssebo Yes hello Yes oli ku mpewo za radio yaffe enungi Yogera ko nafe ssebo! Hello! Nsaba kutumilako naawe tongoba Nasuze bubi ng'owange gwendowoza Byona ebiwundu byomutima nebitonya, hmm Nga gwenjagala jaali wala radio kansubire ajiwulira Kwe nsinzidde okutumira Ogenda nolwayo jooli eyo olimba Ngokimanyi nebwoba kumpi nkumisinga Hey, tobuza kyali jendi ekyo nawe kyeraga Yawumuza omutima munda agutabula Kagiiko ka sukali, kuva kusomero nga twewala asikali yeah yeah Yemusawo wo mutima gwange olusi takola Mulowozako ne bweba second Antabula, owange antabula yeah Nkutumide Gwenasima nkutumidde, yeah Eno ewange ntambula butambuzi nga nerogoza wandalula Simanyi oba alumwa, nga gyesiri eyo alumwa Guno omutima gwajulajula biwundu ngusibya bikwanso! Nze naye twagabana musaayi Nasubiza kubawo maaso ga Quran Nalayira, I'll give you love in a true form And ama pick your calls whenever you call Alimanja byatampola, era yeka gwemanja natasasula Munda mu mutima ye ye councillor Mutumira kuva wano Kampala Nzukuka na njaala bwemulota Nga agenze n'abo, aba Range Rover Nga anafuuye, mwagala bi love mature Mbisanya ne by'omukwano gwe wala Nkumissinga love dear Haurah Eno true love, nkwagala bi love mature Nkutumide Gwenasima nkutumidde, yeah Eno ewange ntambula butambuzi nga nerogoza wandalula Simanyi oba alumwa, nga gyesiri eyo alumwa Guno omutima gwajulajula biwundu ngusibya bikwanso! (Gwenasima nkutumidde) Eno ewange ntambula butambuzi nga nerogoza wandalula Yona jooli nkugamba Ne bw'oba oli Kigali Rwanda Jukira eno oje olabe Nkwagala bi love mature Kale ssebo namwe mwebale kuwereza