Ab'emikwano mulaba mutya,
Anti omwana takuzibwa omu bambi
Ffe batulawana Nga bamuliirwana
Bwo lwawo okuyiisa be bamuwa ku kyayi
Enjala eruma omutto, ekulogyesa emitanaju olabe kuki bungu
Anti na massanyu ga maama
Buli azaala omwana bwaseeka, offuna ku ka mwenyu
Kati okwewala enjala mummy bwaba tanajiisa olya ku mapeera
Mwe mutulaba kutiiba ebituyambaako okukula bambi by'ebingi
Kati nange njagala okusiima enyo
Abanyambaako okukula bambi
Eh kubanga nkuze(kubanga nkuze)
Era awo kale(era awo kala)
Abanyambaako mwebale
Anti omwana takuzibwa omu
Nange nkuze.
Era awo kale(era awo kala)
Kati labayo nange nkuze
Bambi abayambaako maama wange
Ne muffuba onkukuza mwebale mwena mbeebaza
Era awo kale(era awo kala)
Kati labayo nange nkuze
Bambi abanyambaako mwebale
Anti omwana takuzibwa omu
Nange nkuze.
Bibeera bingi bingi ko maama ebimuyambaako okukuza omwana
Nga wadde okuzala kutuyana naye
Ate okuza okubeera kusiitana nyo
Nange kati mu kasera kano nffunye
Omukisa kansiime abanjola
Gomesi ya maama eya jimbiika nga buli kiiro nyge bbaza
Ente yawaka ku mmaata n'omuzigo teyanjuza nga, ke kanyiriiro
Embwa ye waka yaliwo bambi ku kya "security" okugoba aba nimissa
Nzijukira aka kokko akalimu obuyenje
Nga na maggi ka bbiika ganjuba bbiiri,
Nga buli lwe n'elwaaza maama na nsikira n'edya bambi (Obutto nga bunyuma)
Taata wange ate yye
Taata wange ate yye
Yali kanyama wange nyo nga buli anyiiza n'emulopera nga gamba njakumukuba
Kati ate twalina omukadde wo ku kyalo,
Ng'alina olugambo olutagambiika
Oyo wabula yandoopa yanyabaako
Onkukuza empiisa yebale
Nga alopera taata nti lwaki muwala wo mumakubo tabuuza bantu
Oyo wabula nyamba (yebale)
Nga wadde yali yankeeta(yankuza)
Era gano amavivi mukufukamira galinayo ekiffo wabula mmwantendeeka
Era awo kale(era awo kala)
Kati labayo nange nkuze
Bambi abayambaako maama wange
Ne muffuba onkukuza mwebale mwena mbeebaza
Era awo kale(era awo kala)
Kati labayo nange nkuze
Bambi abanyambaako mwebale
Anti omwana takuzibwa omu
Nange nkuze.
Nzijukira akayembe ke twanoga nga
Nga tuva ku ssomero olwe gulo gulo
Tamu ku Tamu nga tekatutenguwa
Kkussa n'emikwano gyange
Ntumira ne maama wa maama wange
Nze oyo mweyitira lya jjajja wange
Mikiisa ye yalunga nti mu kyogero sanaba ku buza
Yanoga lweeza lyoka kwosa n'enamirembe nze emirimu jimpodeere
Ate ssenga gwe singa wali musajja singa nsitaana
"Uncle" wange omuzze gwo kufuuka kubuliri gwe yegwe wa gungaana
"Classmates" wange jukiramu sweet, namungodi gwe wansunira ngnga
Era awo kale(era awo kala)
Kati labayo nange nkuze
Bambi abayambaako maama wange
Ne muffuba onkukuza mwebale mwena mbeebaza
Era awo kale(era awo kala)
Kati labayo nange nkuze
Bambi abanyambaako mwebale
Anti omwana takuzibwa omu
Nange nkuze.
Era awo kale(era awo kala)
Kati labayo nange nkuze
Bambi abayambaako maama wange
Ne muffuba onkukuza mwebale mwena mbeebaza
Era awo kale(era awo kala)
Kati labayo nange nkuze
Bambi abanyambaako mwebale
Anti omwana takuzibwa omu
Nange nkuze.
Поcмотреть все песни артиста
Другие альбомы исполнителя