Twokya Got no other ID Queen Sheebah TNS, with another feeling Nessim Production Beat, tukikube ffembi Ono anyumako, tabeera nagalaale Mr. Rude boy yuh make my day Yeelabawo bangi bamuvunaana Naye beerabidde ssi yasoose Yeerekerawo faasi Mpulira mufa lwakuba sikimugamba, mutya Sirina ssente, ku bulungi bwe alabika asasulwa bangi mutya Azina bw'alaga omubiri, lw'alwaayo lwe nsula mu kikiri Oh! Lwatazze mbireka, naye amaaso ge gendoota mu buliri Mi love the way you bend down low Slowly you bend my heart Njagala musiŋŋgane Mubuulire about my love Ooh binkolera, buli ky'akola kinkolera (biba binyuma) Binkolera, by'ayogera binkolera Ooh binkolera, buli ky'akola kinkolera (biba binyuma) Binkolera, nebyayambala binkolera Ndabye bangi abaamugamba ebingi Naye ate nz'akulembera Ndi omu kyekimpadde essuubi Era luliba olwo lwendaba Anduka nga mukeka, sibyangu bya mulema kusala na kubuka Agenda nakulembeza empisa Atambula ng'enkuyege mu masuuka Agenda tagenda But all I know we cannot do blunder This boy, he makes me surrender But everybody tell me no wonder (this boy) Ooh binkolera, buli ky'akola kinkolera (biba binyuma) Binkolera, by'ayogera binkolera Ooh binkolera, buli ky'akola kinkolera (biba binyuma) Binkolera, nebyayambala binkolera Ono y'akuma omuliro paraffin Ye fever ate ye chloroquine Tamala masasi mu magazine Taggwaamu alinga luviiri lwa katwanga Ono Bad Man bluster, bw'omwefasa ennyo akukuba ignore Agamba nkuyambe ntya boss? Leero nga sirina mboozi Photogenic ne bw'atakola pose Bw'atazuukuka enjuba etawaana Me like the way you bend down low Slowly you bend my heart Njagala musiŋŋgane Mubuulire about my love Ooh binkolera, buli ky'akola kinkolera (biba binyuma) Binkolera, by'ayogera binkolera Ooh binkolera, buli ky'akola kinkolera (biba binyuma) Binkolera, nebyayambala binkolera