Obulungi bwo obwo busonsomola Bulinga na ddagala Bw'oseka bw'oti nze ne ntagala Amaaso ne mpagala Mbeera saagala yadde akusemberera Mbeera njagala ng'otudde awo, we nkulabira Gwe babe, njagala ombiite Nkubiite naawe ofune ne fear lady Njagala onneewe Nkwewe naawe ofune ne fear, aah Njagala okimanye nti yenze akusobola Era okimanye nti yeggwe abisobola Katonda yatonda (Yatonda) Yatonda (Yatonda ggwe) Katonda yatonda (Yatonda) Yatonda ggwe Head, shoulders, knees and toes Buli ssaawa bimbuuza gwe My heart, my brain, my life girl Byonna byonnna bimatira ggwe Ono nno gwe mbawaanira Munnayuganda ssi na mumerika Bw'ayogera, ye tananaagira Ssente alina, ebya yala tomubuulira Onvulumula kikumi kinaana ssi bya kagaali Mu by'omukwano wankuba blow ma ma darling Onfumita buyiso omukwano gwo gwa alaali Lord have mercy Njagala okimanye nti yenze akusobola Era okimanye nti yeggwe abisobola Katonda yatonda (Yatonda) Yatonda (Yatonda ggwe) Katonda yatonda (Yatonda) Yatonda ggwe I want us to age like sweet wine (sweet wine) Not to die like sweetness (sweetness) No fight no fuss just sweet life, wowowo yeah Watoloka mu ggulu Ekyo ndi sure nteekawo okugulu Guno omutima mugumu Ne by'oyenda nsigala ndi wamu Naye ate onnyambanga ekyo nootakikola Ndi mukambwe ngya kubatta Sirina budde bukulimba Your love is all I love Katonda yatonda (Yatonda) Yatonda (Yatonda ggwe) Katonda yatonda (Yatonda) Yatonda ggwe