Kishore Kumar Hits

B2c - Gutujja текст песни

Исполнитель: B2c

альбом: Gutujja


(Nessim Pan Production)
Boyfriend your love is so bomber
Am yours, your cargo
Let's fly in your chopper, eh yeah
Olina omukwnao ogutalina alina
Onkoona mubiri magumba nga musekuzo
Wampa laavu baby wampa kwekusa
Wamponya bu love nigga, bu ssemyekozo
Would you mind, would you mind?
Calling your phone at any time?
Would you mind, would you mind?
Nkuterese omutima nawe ompe ogugwo?
Gutujja, gutujja, gutujja
Wotali babe, omutima gubeera gutujja

Gutujja, gutujja, gutujja
Wotali babe, omutima gubeera gutujja
Guba gukoona bwe du du du
Gukoona bwe du du du
Guba gukoona bwe du du du
Gukoona bwe du du du
Kwata pen, kwata olupapula nsooke nkuwe
Byonna by'oyagala
Wandiika ntuma nkuwe
Kubanga, omutima gwange wagwefuga
Naye nze saagala kumanya by'amefuga
By'onfuga binyuma gwe yongera, nsaba nkuwe (ky'oyoya nkuwe)
Yegwe eyanazaako enaku yona
Ssuubi lyewaleeta mu mutima munda babe
Nkwagala omu weka
Wansangula amaziga gona
Gutujja, gutujja, gutujja
Wotali babe, omutima gubeera gutujja
Gutujja, gutujja, gutujja
Wotali babe, omutima gubeera gutujja
Guba gukoona bwe du du du
Gukoona bwe du du du
Guba gukoona bwe du du du
Gukoona bwe du du du
Omutima mulwadde yanguwa
Baby gwe musawo
Kwata wano, awo awo (eh)
Would you mind, would you mind?
Calling your phone at any time?
Would you mind, would you mind?
Nkuterese omutima naawe ompe ogugwo?
Kano koze baby katubalumye
Sembera omukwano gwe nina gujjuza n'eddebe (hey)
Gw'onsudde mu mukwano guno omutego
Girl I'm your meal, breakfast ku table
Gutujja, gutujja, gutujja
Wotali babe, omutima gubeera gutujja
Gutujja, gutujja, gutujja
Wotali babe, omutima gubeera gutujja
Guba gukoona bwe du du du
Gukoona bwe du du du
Guba gukoona bwe du du du
Gukoona bwe du du du
Le go, say!
Wambunabuna, omusaayi n'omutima bya-connectinga (eh)
Luno olunaku nze sirwejjusa
Wamponya buli bu gold-digger obutakuta
Oh oh mi sing say
Olimu ekirungo kya sukaali
Alaali onkubisa walaayi
Yegwe owange omu gwe mpita bumaali
Alaali ne bwewataba futaali
Would you mind, would you mind?
Calling your phone at any time
Would you mind, would you mind?
Nkuterese omutima nawe ompe ogugwo
Gutujja, gutujja, gutujja
Wotali babe, omutima gubeera gutujja

Gutujja, gutujja, gutujja
Wotali babe, omutima gubeera gutujja
Guba gukoona bwe du du du
Gukoona bwe du du du
Guba gukoona bwe du du du
Gukoona bwe du du du

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

AWO

2022 · сингл

Похожие исполнители

Vinka

Исполнитель

Fille

Исполнитель