Aah ah aah
B2C Soldiers
Davie Lutalo
Ooh
Hmmm! (Artin on the beat)
Nsanyuse okulaba
Nakoma kukulaba ku birthday ya Nakuya
Nga ndaba onkeneka, ooh oh
Tudde we twakoma
Munda mutima gwange walekamu omuliro
Mpulira mbabuka, ooh oh
Onfudde na crazy
Nkankanirira mu magulu am lazy
Siiga butter ku mugaati bread
Kkiriza mbeere mukwano gwo friend
Awo, awo
Awo wennyini mukwano gwange awo
Yeah yeah ah
By'ebyo by'ebyo
By'ebyo byennyini mukwano gwange by'ebyo
Yeah yeah yeah babe
Bino bye nkugamba ogenda kufunamu
Bino biyamba ffembi
Njagala okkirize nga teweesisenamu
Biyamba ffembi, ooh
Bye nkugamba ogenda kufunamu
Bino biyamba ffembi
Njagala okkirize nga teweesiseemu
Bino biyamba ffembi, aah
Onnyizenyize ebiwundu munda
Gwe kitangaala ekingyakira buli gye ŋenda
Kati tondeka ku mulyango
Honey wange mpeeka ku mugongo
Wadde oyambadde kakondo
Sirikuleka owange omulongo
Oli kibala ki?
Olimu kiki ekikufuula kiti?
Baby! Olya mmere na ki?
Ebikwawulanga notaba nga bali
Awo, awo
Awo wennyini mukwano gwange awo
Yeah yeah ah
By'ebyo by'ebyo
By'ebyo byennyini mukwano gwange by'ebyo
Ebinnuma
Mbadde nkulowoozangako
Nkwesunga nkulinze nga mpeke ya tulo
Yegwe queen gwe twasomangako
Mu butabo bw'abalungi ow'obumwa obugonvu
Yes oh, maama
Ono anyuma ne bwe yesiba leesu, yokka
Feeza, oh oh
Bw'ayaka tamanyi na ttabaaza
Mu kwaka, yeah yeah yeah eh
Bino bye nkugamba ogenda kufunamu
Bino biyamba ffembi (girl)
Njagala okkirize nga teweesisenamu
Biyamba ffembi (yeah aah)
Yegwe boss, yegwe doze, yegwe nurse
Yegwe my deejay, yegwe dance
Yegwe queen, yegwe moon, yegwe mars
Yegwe my future yegwe nurse oh
Nze ndi nsigo, baby yegwe farmer
Nze ndi kkubo, baby yegwe driver ah
Awo, awo
Awo wennyini mukwano gwange awo
Yeah yeah ah
Bino bye nkugamba ogenda kufunamu
Bino biyamba ffembi
Njagala okkirize nga teweesisenamu
Biyamba ffembi, ooh
Bye nkugamba ogenda kufunamu
Bino biyamba ffembi
Njagala okkirize nga teweesisenamu
Bino biyamba ffembi, ah
Поcмотреть все песни артиста
Другие альбомы исполнителя