Kishore Kumar Hits

Martha Mukisa - Kikomando - Remix текст песни

Исполнитель: Martha Mukisa

альбом: Kikomando (Remix)

Oli kawoowo onkolera
Ondi kubwongo ommeketa
Nkulowooza nyo simanyi oba jooli ondowooza ko my love
Onsuuliride nyo wabula
Ebimuli byatandise okalira
Nkusaba okyaame owalira
Omutima ogulumya nyo ntagala
Abantu batandise olokopya
Mbu osanga watandise okebelwa
Obuvubuka bweeyo obweeyo nga wansude eno
Nakoowa Ebikomando Ebikomando since am ever lonely
Njagala Love Story Njagala Love Story
Nakoowa Ebikomando Ebikomando since am ever lonely
Njagala Love Story Njagala Love Story
Baby I say I go fight for your love
Your my queen am your king that's enough
And then your awesome and sweet your nah duff
Baby i wanna kiss you for life
Wansuula mumukwaano natamiila
Byowuulira era mbiwulira eno
Ebiwooma bifuuse muluuza njoyakimu kukulaba mukwano
Ebyo byowuulira bakgamba to destroy our Love
Abebigambo tobekweeka tebakusuuza kayanzi ko
Sikukomelera kuba toli Yesu
Tokaaba omutima ogusumulura leesu
Ndaba gukaaba gutulukuka buswaavu
Oba ngubikeko ekiwero Kya amalaavu
Nakoowa Ebikomando Ebikomando since am ever lonely
Njagala Love Story Njagala Love Story
Nakoowa Ebikomando Ebikomando since am ever lonely
Njagala Love Story Njagala Love Story
Baby I say I go fight for your love
Your my queen am your king that's enough
And then your awesome and sweet your nah duff
Baby i wanna kiss you for life
Nsubwa amaaso go gewali ontunuuliza nga tukute emizindaalo oh oh
Bu dance ne bu jokes byetwaali tukola Kati byafuuka byafaayoyo
Yeah, Gwe eyanjagala nga tofude ku colour
Eyampaana nga bali bampita fala
That's why ompolomya nga oli off my sights
Kunkuba yomutima gwange gwe alina rights
Yeah, en baby what's a matter of a fact
Ninze Akwendha nga Andre nkutwaala mu Church
Hehe nakoowa action packed X-Men tudiveeku tubone Emerson Heights
Nakoowa Ebikomando Ebikomando since am ever lonely
Njagala Love story Njagala Love Story
Nakoowa Ebikomando, Nakoowa Bakomando
Njagala Love Story
Nsubwa amaaso go gewali ontunuuliza nga tukute emizindaalo oh oh
Bu dance ne bu jokes byetwaali
Tukola Kati byafuuka byafaayo

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Похожие исполнители

B2c

Исполнитель

Fille

Исполнитель