Topapa nyiiga
Mpa ku mattu mpuliriza nteesa
Ensonga ezili muwenja
Nsiibayo nkola era olumu nkeesa
Ng'eyakubwako ekyeeya
Bwofuna akukiinako ddala onywera
Gun'omukwano nyweza
Sitelebuka kabantege ffeeza
Dear mukwano wotoba
Nebwobabuuza nze silekera kuwaana
Mbagamba tolina wakukyaama
Wadde nga wankutila nkikue nga kyama
Dear mukwano wotoba ahh!
Silekera kubuuza
Singa omanyi no byendi mukupulaninga mmh mh!
Ninze budde bwoka (Ehh-he eh-he)
Nsaba kimu bulamu
Bulamu,bulamu bwoka
Bwetuba balamu
Ebisumbuwa biggwa
Nsaba kimu bulamu
Bulamu,bulamu bwoka
Bwetuba abalamu (abalamu)
Ebisumbuwa bigwa
Njagala gukule
Gukule, omukwano gwaffe
Njagala batwe nyumireze ngamu
Abato ne bakadde baffe
Njagala nguleyo akate bakukamile ottuta
Njagala tuzimbe kalina
Njagala muwalimu aje atulombere edduwa ahh!
Ob'omusumba atuuyigirize osaba
Dear mukwano wotoba
Nebwobabuuza nze silekera kuwaana
Mbagamba tolina wakukyaama
Wadde nga wankutila nkikue nga kyama
Dear mukwano wotoba ahh!
Silekera kubuuza
Singa omanyi no byendi mukupulaninga mmh mh!
Ninze budde bwoka (Ehh-he eh-he)
Nsaba kimu bulamu
Bulamu,bulamu bwoka
Bwetuba balamu
Ebisumbuwa biggwa
Nsaba kimu bulamu
Bulamu,bulamu bwoka
Bwetuba abalamu
Ebisumbuwa bigwa
Nsaba kimu bulamu
Bulamu,bulamu bwoka
Bwetunaba n'obulamu
Yeeee ah iiiiyyyyiiiii
Nsaba kimu bulamuuuuuuuu (yea ahh)
Wetuanaba n'obulamu Ebitusumbuwa bigwa...
Поcмотреть все песни артиста
Другие альбомы исполнителя