(Reverb) Nina akabuuzo bambi mwattu Maze akaseera nga nkakumye Ng'era manyi nti akadde mwattu, kaja Tusisinkanemu nkubuze, nkubuzemu akabuuzo Obera otya naye gwe! Bwemba siriwo Gwe wawelwako ka chai Ne basawo sukaali Ne belabira akajjiko N'otetekanya, uh-uh nyabo (nga uh uh) N'onyenyenya, uh-uh naye (nga apana) Eyo y'embeera, uh-uh ssebo (mwemba eno) Butikitiki, ne bwebubera kumi N'osikayo esimu, n'ompereza hallo Nze ne nziramu honey, nkumisinga baby Gwe n'onziramu totya Olwo ne nguma omutima Akantu ako akatonotono (kolaba nga'katonotono) Munange akatonotono (nze mpa, mpa) Kolaba nga akatonotono (kolaba nga'katonotono) Munange akatonotono (nze mpa, mpa) Okuva ku makya lwewagenze Ne bwekaba ka message ku WhatsApp Nkagumireko nga nkulinze Akafaananyiko ng'oli mu ofisi Ka selfie picture ne ka kiss Oba kale ka message ku messenger Akamega wanjjovu, kaba katonotono Ako ke kakukunyi Njagala nti bw'oba ondese Nga toli nange just to say Akadakiika bwekaati, kaamu Nze amazima kankubulire Okuva kati leero omaanye Nti obwo bwebundya, bwebundya, bwebundya, baby Akantu ako akatonotono (kolaba nga'katonotono) Munange akatonotono (nze mpa, mpa) Kolaba nga akatonotono (kolaba nga'katonotono) Munange akatonotono (nze mpa, mpa) (Nince Henry the writer) Kwekuwangala, ne siwubaala Bwebo bwendoota, ne nsula nga ne swanta Kwekuwangala, oh-oh ne siwubaala (bwebundya) Bwebo bwendoota, ne nsula nga ne swanta (bwebundya) Okuva ku makya lwewagenze (bwebundya, bwebundya) Akabugumuko nga nkakumye (bwebundya, bwebundya) Temperature meter ng'erinye (bwebundya, bwebundya) Njagala nti bw'oba ondese Nga toli nange just to say Akadakiika bwekaati, kaamu Nze amazima kankubulire Okuva kati leero omaanye Nti obwo bwebundya, bwebundya, bwebundya, baby Akantu ako akatonotono (kolaba nga'katonotono) Munange akatonotono (nze mpa, mpa) Kolaba nga akatonotono (kolaba nga'katonotono) Munange akatonotono (nze mpa, mpa)