Kishore Kumar Hits

Kalifah Aganaga - Oyitangayo текст песни

Исполнитель: Kalifah Aganaga

альбом: Katono

Oh baby eehhh
Obulamu bunyuma kudigida
Si kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziwera
Buli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigida
Chic n'ebyokulya n'ebyokunya netutumya
Kale gwe ojja nga n'ozina... oyitangayo!
Anti ndongo n'ozina... sometimes oyitangayo
Nakedde ku makya ndi kwambala kasuuti
Nenteekamu akasati, nenfulumira mu kakooti
Bino bigenda eli parliament, governmenti, naye si bya bufuzi
Nti ewaffe tepowa, banage tukola, tukazana, tukikikana naye teziwera
Anti olw'egulo bwebuziba, ah ah, awo obusimu nga tukuba
Nga mbuuza ba buddy wa bwekiriba, eh eh!
Anti mu kindongo, style z'abadongo
Ebintu by'abadongo, tugenda mu kindongo,eh eh
Obulamu bunyuma kudigida
Si kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziwera
Buli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigida
Chic n'ebyokulya n'ebyokunya netutumya
Kale gwe ojja nga n'ozina... oyitangayo!
Anti ndongo n'ozina... sometimes oyitangayo
Tuba mu kikiri nga tusize zi pocket
Mu kikiri red carpet, buli naku ebeera weekend
Muntu ku muntu nga kikute akati nga twetala,
Tukirako bikeneme ku sukaali
Mu alaali, bino bya alaali... gwe nolaba empako
Netulya mu ndago, banyenya wato
Nze, mbeera eyo mudongo, abaana besala
Ebintu babyesaza kalyonzo
Bateekamu engatto za kakondo, bazina amazina
Buli kakodyo, buli musono
Obulamu bunyuma kudigida
Si kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziwera
Buli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigida
Chic n'ebyokulya n'ebyokunya netutumya
Kale gwe ojja nga n'ozina... oyitangayo!
Anti ndongo n'ozina... sometimes oyitangayo
Da da da dance, da da da da da da dance
Dem call me Kalifah, monster, nash wonder
Party we ah party, party on a Saturday,
Kangule ngunywe abanywa, mutumye ne kumwenge
(GO Baby, go go go baby yeah)
Agali binjole, agali binjole,mama agali binjole
Labayo ng'azina, labayo bwazina, zina, eh eh!
Labayo ng'azina
(GO Baby, go go go baby yeah)
Agali binjole, agali binjole, style z'abadongo, Ebintu by'abandongo
(GO Baby, go go go baby yeah)
Bankubira nga endongo, munsange mu kindongo
Tusange mu kindongo
Obulamu bunyuma kudigida
Si kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziwera
Buli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigida
Chic n'ebyokulya n'ebyokunya netutumya
Kale gwe ojja nga n'ozina... oyitangayo!
Anti ndongo n'ozina... sometimes oyitangayo
Obulamu bunyuma kudigida
Si kwebaka, kukyakala anti ne bwozitereka teziwera
Buli bwotuwulira tugumenyeka, tugudigida
Chic n'ebyokulya n'ebyokunya netutumya
Kale gwe ojja nga n'ozina... oyitangayo!
Anti ndongo n'ozina... sometimes oyitangayo
Ngenda mu kindongo, style z'abadongo, obugoye bw'abadngo
(Go baby, go go go go baby yeah)
Abaana b'abadongo, nze ndi wakidongo,
Mwana wa kindongo, eh eh!(Go baby, go go go go baby yeah)
Wadde landlord abanja, Wadde kawunyemu gyali
(Go baby, go go go go baby yeah)
Kigaana mu kimala naye gumya, oyitangayo!
Instrument

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Похожие исполнители

Mun G

Исполнитель