Katonda yakola abakyala n'abalungiya
Wamma nabawundawunda
Teri mubi kunsi (taliyo)
Sinamulaba Nze
Katonda yatonda abakazi n'abalungiya
Buli omu namuwa ebibye
Bw'oyagala omutono gy'ali (portable)
Bw'oyagala omunene (material)
Ow'ekitema (naye gy'ali)
Omuddugavu (ojja kumufuna)
Abakataketake (Tobamalayo)
Kagongolo (bangi nyo)
Beere ddene (abo tobala)
Ow'etutu (abo tomoni)
Katonda yakola abakazi n'abalungiya
Eeeh n'abalungiya
Teri mubi kunsi (taliyo)
Sinamulaba Nze
Katonda yakola abakazi n'abalungiya
Buli omu namuwa ebibye
Ng'oyagala omutono gy'ali (portable)
Bw'oyagala omunene (material)
Ow'ekitema (naye gy'ali)
Omuddugavu (ojja kumufuna)
Ab'akataketake (tobamalayo)
Kagongolo (bangi nyo)
Beere ddene (abo tobala)
Ab'ekitema (abo tomoni)
Olaba okyaawa oli n'omugoba
Naye waliwo amuswamye
Mazima gw'odibaga nti wampewo
Naye alinayo amufirako
Teri adiba kunsi (nedda)
Teri mubi kunsi maama (taliiyo)
Abakazi mubaveeko (Katonda yabawa)
Abakyaala mubate (babawesa ebiri)
Abakazi mubaveeko (katonda yabawa)
Abakyaala mubate (yabawesa ebiri)
Sagala owakanenyo ssebo
Eyo ye experience yange
Eyo ye judgment yange
Nawe kola eyiyo ssebo
Saagala olemeleko dear
Eyo ye experience yange
Eyo ye judgment yange
Nawe kola eyiyo ssebo
Abakazi mubaveeko (katonda yabawa)
Abakyala mubate (yabawesa ebiri)
Abakazi mubaveeko (Katonda yabawa)
Abakyala mubate (yabawesa ebiri)
Nze nkugambye kola choice yo
Okulonda kukwo ssebo
Nze nkugambye kola choice yo
Okulonda kukwo ssebo
Teri mubi kunsi
Mazima choice yiyo
Okulonda kukwo
Mazima choice yiyo ssebo
Nze nkugambye kola choice yo (choice yo)
Okulonda kukwo ssebo (Okulonda kukwo ssebo)
Nze nkugambye kola choice yo (choice yo)
Okulonda kukwo ssebo
Wamma tobugutana
Mazima tokankankana
Tunula eno otunule n'eri
Ojja kufuna kyewetaga
Okulonda kukwo
N'okusima kukwo ssebo
Nze nkugambye kola choice yo (choice yo)
Okulonda kukwo ssebo (Okulonda kukwo ssebo)
Nze nkugambye kola choice yo (choice yo)
Okulonda kukwo ssebo
Abakyala mubaveeko (Katonda yabawa)
Abakyala mubate (yabawesa ebiri)
Abakyala mubaveeko (Katonda yabawa)
Ba mummy mummy mubate (yabawesa ebiri)
Abakyala mubaveeko (Katonda yabawa)
Abakyala mubate (yabawesa ebiri)
Ba binti Bibi muwa wache (choice yo)
Abakyala mubate (abakyala mubate)
Abakyala mubaveeko (Katonda yabawa)
Abakyala mubate (yabawesa ebiri)
Ba madam mubaveeko (choice yo)
Abakyala mubate (abakyala mu bate)
Abakyala mubaveeko (Katonda yabawa)
Abakyala mubate (yabawesa ebiri)
Abakyala mubate (choice yo)
Abakyala mubate (abakyala mu bate)
Abakyala mubaveeko (Katonda yabawa)
Abakyala mubate (yabawesa ebiri)
Ba binti Bibi muwa wache (choice yo)
Abakyala mubate (abakyala mubate)
Поcмотреть все песни артиста
Другие альбомы исполнителя