Kishore Kumar Hits

Ronald Mayinja - Doreen текст песни

Исполнитель: Ronald Mayinja

альбом: Abalina Sente


Bakunoonya oyina omusango gyoyita olumya nyo abalenzi kuba walungiwa
Nyo naye wabagaana nze kale wangaana lwaki nondekawo ngatolina nsonga
Gwo omusango n'ewakatonda gugenda kusinga ngenda nendaba face yo
Nengigata nempisazo nendowooza jewazalibwa abo nembatendereza gyoyita
Bakungiriza ye nze kati ayogera ndikuki bali kale nebwobagaana naye
Nze bambi mpaayo omukisa aaha maama doreen oyina okunjagala kiriza
Kub'obulungibwo bunemye okwesonyiwa aaha maama doreen oyina
Okunjagala kiriza kub'obulungibwo bunemye okwesonyiwa ebigambo
Byokwagala kogaana mbiwumude kuba omuntu gwenanonyanga nkutuseko ate
Newelema manya nti gwe oli commander adumira okwagala jira osindiike
Ejje ly'omukwano ndirindiride aaha maama doreen oyina okunjagala
Kiriza kub'obulungibwo bunemye okwesonyiwa aaha maama doreen oyina
Okunjagala kiriza kub'obulungibwo bunemye okwesonyiwa bambi mazima
Sibukuusa yonna gyempise bakwagala abaami bakikiriza nti mubawala
Gw'osinga basaba twawukane naawe bakwedize naye ate mbawabula bakole
Ebilala kuba sijakuvako aaha maama doreen oyina okunjagala kiriza
Kub'obulungibwo bunemye okwesonyiwa aaha maama doreen oyina
Okunjagala kiriza kub'obulungibwo bunemye okwesonyiwa bambi n'omulimu
Gwokukuma nagwo kyensaba gunkwase bewakyawa bayinza nokuteega kati
Awondera aaha maama doreen oyina okunjagala kiriza kub'obulungibwo
Bunemye okwesonyiwa n'ekigambo okusinga bano nakyo kibeera sikyangu
Kakati okusobola okikuma awo osaanawo akwagala aaha maama
Doreen (haaa) oyina okunjagala kiriza kub'obulungibwo (hah!
Hah!) bunemye okwesonyiwa maama doreen aaha kiriza kub'obulungibwo
Bunemye okwesonyiwa aaha maama doreen oyina okunjagala kiriza
Kub'obulungibwo bunemye okwesonyiwa bambi n'omulimu gwokukuma nagwo
Kyensaba gunkwase bewakyawa bayinza nokuteega kati osaanako awondera
Aaha maama doreen oyina okunjagala kiriza kub'obulungibwo bunemye
Okwesonyiwa n'ekigambo okusinga bano nakyo kibeera sikyangu kakati
Okusobola okikuma awo osaanawo akwagala aaha maama doreen
Oyina okunjagala kiriza kub'obulungibwo bunemye okwesonyiwa

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Похожие исполнители