Kishore Kumar Hits

Grace Nakimera - Yansasira текст песни

Исполнитель: Grace Nakimera

альбом: Yansasira


Oh Yesu
Mmm oh oh
Yantunulira nekisa yesu yansasira
Yampita erinya Grace,yansembeza
Yankwata kumukono,yanungamya
Yadde saali mulungi,yansasira,ah
Yansasira ah ohh
Yansasira
Nina okwebaza
Yesu ye Mukama
Olwebyo byokola
Nejendi kubanga bingi sibisaanira
Yansasira ah
Ebyaali binyigaa byonna byakoma
Ompadde n'oluyimba olwokujaguza
Abaali baloga wabanswaliza
Muli mpulira nga omwana omuganzi jooli
Yeah
Nina okwebaza
Yesu ye mukama
Olwebyo byokola
Nejendi kubanga bingi,sibisanira
Oh yansasira
Nebuuza yanjagalako ki nze
Nali mubi
Nzijukira ebibi ebyange
Nenekanga
Nebuuza yanjagalako ki nze
Nali bubi
Naye kati ndaba nkyuuse
Yansasira ah
Nina okwebaza
Nina okwebaza,nkwebaza
Era nkwebaza
Olwebyo byokola,byokola
Nera byokola
Sibisanira
Nina okwebaza nkwebaza
Era nkwebaza,yansasira
Nina okwebaza
Kamuyimbire
Kamuyimbire
Kamuyimbire
Doh Leh Mih Fah Soh Lah Tih Doh
Yansasira
Kamuyimbire
Kamuyimbire
Kamuyimbire
Doh Leh Mih Fah Soh Lah Tih Doh
Yansasira
Yansasira
Yansasira
Yansasira
Yansasira
Yansasira

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Похожие исполнители