Waliwo lwembera awo nga sikulabako
Olwo mu mutima ne nyolwa
Olwo ne nkuyiyiza obuyimba obw'okumukumu
Naye n'eza studio nezibula
Njagala nkuyimbire akayimba ak'omukwano akanyuma bakakubenga ne ku radio
Eh, nga ne bw'oba oli eyo nga tondabako
Ng'otekako butesi
Njagala nyo nkutambuzeko mu bifo ebye beyi
Lwakuba nga sente zibula
Oh! Mukwano nandibade, mbikutusako
Lwakuba nga sente zibula
Naye mukwano
Singa nze Museveni
Nandifuzenga nawe mu ntebe, madam
Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
Singa, nze Sudhir omugaga
Nandikunazizanga sente
Singa nalina amanyi
Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu baby
Singa nze Museveni
Nandifuzenga nawe mu ntebe, dear
Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
Singa, nze Sudhir omugaga
Nandikunazizanga sente
Singa nalina amanyi
Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi
♪
Naye mukwano, uh uh, uh uh
Mpulira bubi walayi
Mpulira nga agudemu akazole
Eh! Wulira gwe uh uh, uh uh
Njagala nkuwe buli kalungi koyoya nfube nkalete
Eyo enkoko njagala n'ojjirya
Ne beer njagala n'omunywa
Ky'ova olaba nga nfiirawo nzinonye
Omulungi njagala onyumirwe
Nga nange bwengalya
Buli kyenkola nkola kikyo malayika
Kabite njagala onyumirwe, n'emotoka ovuge
Naye nkutambuliza ku boda bambi
Njagala nkutwaleko mu Africana olabe ku ragga dee
Olabe ne Juliana ng'ayimba
Ng'ebyo bi chips bwoyoya, nga nange bwengula
Okakase nti bambi nkwagala baby
Singa nze Museveni
Nandifuzenga nawe mu ntebe, madam
Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
Singa, nze Sudhir omugaga
Nandikunazizanga sente
Singa nalina amanyi
Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu baby
Singa nze Museveni
Nandifuzenga nawe mu ntebe, dear
Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
Singa, nze Sudhir omugaga
Nandikunazizanga sente
Singa nalina amanyi
Nandibuse mubanga ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi
Sirina sente sirina motoka
Naye mpulira nkwagala
Sirina nyumba, sirina, byabugaga mu nsi
Naye mpulira nkwagala
Nandibade seccuriko ne nkukuma
Kuba ne landlord wange
Ne lwesisuzeyo alubala
Wabula ngonze, walalalala, munyambe!
Njagala omwana ono
Ne bwemba mu ghetto
Ne bwemba ntambula, buli wemba wona
Ndowoza mwana ono
Eh! Nze mpulira njakirira, njugumira, ndeberera, ngenderera
Omukwanogwo gunsinziza amanyi
Owomukwano, ayi, ayi, ayi mpulira bubi
Walahi! Mpulira nga agudemu akazole (eh!)
Eh! Nze mpulira njakirira, njugumira, ndeberera, ngenderera
Omukwanogwo gunsinziza amanyi
Owomukwano ayi, ayi, ayi mpulira bubi
Walahi! Mpulira nga agudemu akazole (naye!)
Singa nze Museveni (eh)
Nandifuzenga nawe mu ntebbe, madam
Nze nawe, gwe nange, ku ntebbe
Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga (mayilo z'ettaka, kikumi bwe ddu!)
Ne bwoyagala nsi yonna nandijikuwade maama!
Nandikunazizanga sente
N'ozinaba, ne weyagala, bae
Ne nkunogerayo emunyenye emu baby
Ne bwoyagala biri oba ssatu oba mwezi gwenyi, ne bweba njuba
Nandifuzenga nawe mu ntebe, dear (maama nze!)
Singa, yenze Ssabasajja Kabaka
Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga (maama)
Singa sente weeri (Nandikunazizanga sente)
N'ozinaba, ne weyagala, owange
Ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi
Ye singa wali musada baby
Nandifuzenga nawe mu ntebbe, madam
Nandikuwade banddo muzima!
Nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga
Nandikunazizanga sente (n'ozinaba, ne weyagala baby baby)
Ne nkunogerayo emunyenye emu baby
Buli kirungi kikussana
Buli kalungi kakussana maama (nandifuzenga nawe mu ntebbe, dear)
Buli massanyu gakussana
Eh, n'obulungi (nandikuwade mayilo yetaka mu kibuga)
Obo-bo-bo-bo-bo-bo-bo, munyambe, njagala omwana ono (Nandikunazizanga sente)
Ye singa nalina amanyi, nandibuse mu banga (ne nkunogerayo emunyenye emu oba omwezi)
Поcмотреть все песни артиста