Kishore Kumar Hits

Bobi Wine - Kabaseke текст песни

Исполнитель: Bobi Wine

альбом: Caroline


I reality we talk poo
The more successful a man become
And the more greedy a man become still
Dangerously greedy
So watch ya bout my youth
Yeah man
Da da da da da di da da di da di da
Twali bangi netutandika okukola
Nokolera Kawempe, n'enkolera e'Kamwokya
Nolima muwogo
Nze nenima amatoke
Nga ffena kyetunonya kwekufuna
Muwogo WO yakula amangu nofuna
Nodulira ffe abali tebanafuna
Nga bwomanyi amatooke galwawo okukula
Ela nagumira nga kyewanvuma
Naye mukama tasula bamwesiga
Ela nange lwakya nenfuna
Ekyo kyankyaya amazima nenvumwa
Nolaga ensi nze bwesikwagaliza
Nga tonasala mazima yalaaba
Kuba gwawadde nenimi ezaara
Kabaseke (nga nze bwenkola)
Bajerege (nga nze bwenkola)
Kabavume (nga nze bwenkola)
Osanga balimanya amazima
Kabaseke (nga nze bwenkola)
Bajerege (nga nze bwenkola)
Kabavume (nga nze bwenkola)
Abantu baffe bwebabera bwebatyo
Eh bwewalya nga emiwogo nga nkwegomba
Nga nebikuta byowase byengomba
Nze nengenda nensoma ebyoburimi
Obukuta nesomba
Olusuku nembika
Kati balaaba ndi kuddigobbe nemisa
Bwebajukila okulaaba ensobi zange
Nakoola nga balaaba abalala nga baseka
Kati balaaba ebirungi tebinsanila
Nakozesa manyi gange na'bwongo bwange
Naye bo nebajiyita enjaye!
Kabaseke (nga nze bwenkola)
Bajerege (nga nze bwenkola)
Kabavume (nga nze bwenkola)
Osanga balimanya amazima
Kabaseke (nga nze bwenkola)
Bajerege (nga nze bwenkola)
Kabavume (nga nze bwensaba)
Abantu baffe bwebabera bwebatyo
Nze musajja sikutandikanga
Gwe wakuma omuliro ogutalizikilanga
Waliburungi watulangiranga
Nebwewalyanga tewansembezanga
Benasembeza ate bewasigulanga
Nemwekobaana mulaabe nga nze ngwa
Bwetubeera feeka nokyonkoza nga
Ate mu'bantu newelunjiyanga
Gwebwewabawo nze sayombanga
Nebwewakya nze sakyikanga
Wazivuga enfuufu noginkubanga
Ate bwenavaayo nonzarawanga
Kabaseke (nga nze bwenkola)
Bajerege (nga nze bwenkola)
Kabavume (nga nze bwenkola)
Osanga balimanya amazima
Kabaseke (nga nze bwenkola)
Bajerege (nga nze bwenkola)
Kabavume (nga nze bwensaba)
Abantu baffe bwebabera bwebatyo
Paddyman onjurira (nkunsonga yange eno)
Eddie yaawe kazeeyi sibagambe (kusonga yange eno)
Nze jaaja Jackson naye amanyi (kusonga yange eno)
Chairman wabanyama e'kamwokya yandaba nga (kusonga yange eno)
DJ jingo omugenzi naye amanyi (kusonga yange eno)
Sibuli ayongera enyo tiyemutufu (kusonga yange eno)
Elinya lyange balisiga enziro (kusonga yange eno)
Nze mad fox eyagenda naye amanyi (kusonga yange eno)
Naawe kenyini ela muri okimanyi (kusonga yange eno)
Kiba kitone butoone tekikuwalanya muuno (kusonga yange eno)
Nawakula ennume ela tewakula nuume emu (kusonga yange eno)
Eyali akulembedde okudda emabega (kusonga yange eno)

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Похожие исполнители

Mun G

Исполнитель