Oh ooh Oh ooh This a true bad man love story Running down from mi heart And mi soul and spine No one can fill her ditch again And nobody can try to take me ah yeah Mazima nzudde ekituufu ekiri mu mukwano Omukwano gunyuma Gye gukoma okunyuma Gye gukoma okukula, oh Guno omukwano guluma Gy'okoma okwagala omuntu n'omwewa mazima Abalungi balumya N'omwesiga n'omwagala N'omutima n'ogumumalirako Abalungi bayiwa Mazima ogenda n'osanga omuntu n'omwagala Ng'amazima ye takulinako, madam Gwe lw'akulaga omwenda lw'oggwamu amaanyi Ng'owulira ensi ekomye, eh Kati nze nange eyali wano Omutima gwange gujjudde ebiwundu, ebitagambika Nze nakaaba, nadaaga, najula n'okunywa obutwa Bannange laavu eruma Yes, we... Got to believe me when a bad man swear Me worry getting into a love affair My memories will never die Coz my love for you will never end Yes, we... Got to believe me when a bad man swear Me worry getting into a love affair My memories will never die Coz my love for you will never end, ah Mazima nzudde ekituufu ekiri mu mukwano Omukwano gunyuma Gye gukoma okunyuma Gye gukoma okukula, oh Guno omukwano guluma Gy'okoma okwagala omuntu n'omwewa mazima Abalungi balumya N'omwesiga n'omwagala N'omutima n'ogumumalirako Abalungi bayiwa Naye nakwagala nnyo Nga bw'oba omulwadde, nga ndwala Nga buli ky'osaba n'ogamba leeta, nga ndeeta Nakwagala nnyo ne nkuwa obulamu bwange Nkizudde late nti abalungi, oh na... Naye naswala nnyo Era nalumwa nnyo Gwe, lwe wandeka n'ogenda, oh gush Ng'emmere ssikyalya Ne chai ssikyanywa, kale Abalungi mulumya Ye nga nakwagala Omutima ne ngukuwa Nga buli kadde ndowooza gwe, oh Abalungi mulumya, maama! Mazima mu butuufu nakwesiga Omutima ne ngukuwa Nga buli kadde ndowooza gwe, oh Abalungi muyiwa, maama! Omukwano gunyuma Omukwano guluma Abalungi balumya Abalungi bayiwa Mazima ogenda n'osanga omuntu n'omwagala Ng'amazima ye takulinako,wowowowou Gwe lw'akulaga omwenda lw'oggwamu amaanyi Ng'owulira ensi ekomye, eh Kati nze nange eyali wano Omutima gwange gujjudde ebitulituli, ebitagambika Nze nakaaba nadaaga najula n'okunywa obutwa Bannange laavu eruma, eh Nze gwe nasiima omu bwati Ye teyasiima Ne njagala okwetuga, ah Kati ebbanga ligenze nga tanva ku mutima Bannange ye nga ndabye, eh Nze gwe nasiima omu bwati Ye teyasiima Ne njagala okwetuga, ah Kati emyaka gigenze nga tanzigwa ku mwoyo Bannange ye nga ndabye Mazima nzudde ekituufu ekiri mu mukwano Omukwano gunyuma Gye gukoma okunyuma Gye gukoma okukula, oh Guno omukwano guluma Gy'okoma okwagala omuntu n'omwewa mazima Abalungi balumya N'omwesiga n'omwagala N'omutima n'ogumumalirako Abalungi bayiwa Yes, we... Got to believe me when a bad man swear Me worry getting into a love affair My memories will never die Coz my love for you will never end Yes, we... Got to believe me when a bad man swear Me worry getting into a love affair My memories will never die Coz my love for you will never end