Kishore Kumar Hits

King Saha - Bantu Baffe текст песни

Исполнитель: King Saha

альбом: King Saha Biri Biri

Trouble everyday
Ah watch out fi dis combination
Ah wahI be Bafana magical
Ah King Saha Islander
Ah dis one tough demuOh!
A Diggy BauerTell dem say
Waliwo lwebinnema nz'ebyo nebileka
Netegga nebateggulula abonembaleka
Nentemeta, labayo neba ngomba
Nebawa kubyezizze nabyo ebyo neba bizila
Ebyange byekoleno
Babitya nga nomukwano gwakoma eyo
Laba abayaye basiba mukachwano
Bakubampa wabali mukapigano
Kuba ezo endulu ov'eno
Ebyo byokola tebilandiza nsiyo
Atte wadembe okola sente neziwela
Gulira banno kubimpo
Kati ozilya nga nne banno
Ebye ssaza biwoma nabanno
Kamulali muteeke ku-side yo
Waliwo lwakayilila banno wano
Abobebantu baffe (Bakuwanila wano, navulugila eyo)
Abobetuyita baganda baffe (Yoyo muno gwoyita munowo)
Abobebantu baffe (Akussibako lwotabaddewo)
Abobetuyita baganda baffe (Yoyo muno gwoyita munowo)
Balina emitima emibbi
Egitassasira nze nga mbatya
Bategabutezzi amagwa, agwamu yagwamu ngaggamufumita
Kale kandiba nga balina obusungu
Naye nze banaga buule
Mukyala wange gwebapikila ebigambo
Agende nze sigala buule
Abo bantu babbi
Nze mbalabila muli
Abo neba duka
Eh! Ah ahh!
Befudde babanda, kangende mbalope ewo
Mutanda
Mubilikimu nga bakivuluga
But they don't know eh ya
Abobebantu baffe (Bakuwanila wano, navulugila eyo)
Abobetuyita baganda baffe (Yoyo muno gwoyita munowo)
Abobebantu baffe (Akussibako lwotabaddewo)
Abobetuyita baganda baffe (Yoyo muno gwoyita munowo)
Bebamu,
Bebamu nze bagenda mpola
Bebamu bebatulemessa okukola
Beba nyakula zetukoze
Babba nebyetulimye
Batusumagizza neba tujjako byetuguzze
Beyita bakofele
Mbuno bobalaguzze
Besiba amagegele
Nebeffula gwebikubye
Bampala ndeku, bansala nsawo
Balumya tebatya musayi basiba muntalo
Weyambule, ebyo byoyambadde tebikunyumila
Weyambule engoye ezo ezitatukula
Copolole empisa wano ezitukuza
Wano ewaffe e'Buganda ebyo tebitukuba
Aloh! Better gyendya mpoweza and learn to love and share
Because you know
Nze manya, silina amanyi gabalwanissa
Mbantya, bulidwa gwembalopeela
Bantu babbi nnyo
Buli omu abatya eyo
Eh eh abo bantu babbi buli omu aba kabba lulwe
Banemeza ensi, buli gyempita batadeyo emiti
Besibye obukokolo bamanyi sibalaba naye
Oh na na
Abobebantu baffe (Bakuwanila wano, navulugila eyo)
Abobetuyita baganda baffe (Yoyo muno gwoyita munowo)
Abobebantu baffe (Akussibako lwotabaddewo)
Abobetuyita baganda baffe (Yoyo muno gwoyita munowo)
Kuba ezo endulu ov'eno
Ebyo byokola tebilandiza nsiyo
Atte wadembe okola sente neziwela
Gulira banno kubimpo
Kati ozilya nga nne banno
Ebye ssaza biwoma nabanno
Kamulali muteeke ku-side yo
Waliwo lwakayilila banno wano

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Похожие исполнители

Mun G

Исполнитель