Kishore Kumar Hits

King Saha - Mulilwana - Live текст песни

Исполнитель: King Saha

альбом: Conversessions with King Saha (Live)


Ndowooza kyolinda, you want to see me on my knees
Kyewesunga, to hold me crying pleading for your love
My neighbor (my neighbor)
I shout it louder uh yeah oh love (hahaha)
Njagala obe my lover, yeah oh love (hahaha)
Obadde my sweet neighbor (oh ah ayi)
Kati njagala nkyatule
Lwesikulabyeko, obwongo bwesera
Ngamba tomagamaga, nze akwagala
Nze akwagala baby
Ooh! Mulirwana (lwaleero)
Mulirwana
Omutima ogutwala (lwaleero)
Oh! mulirwana
Gwe laba ntuse nokulwala (lwaleero)
Oh! mulirwana
Oyongera kubaala (lwaleero)
Mulirwana, afazali mpayo omwana
Anakufanana, gw'olaaba otya mama!
Buli kiro ewaka eyo ngungumuka nga ndaba ndi kukalaba
Ontadde kuli, ninze kutugumbulwa kyoka okikola okabba
Nali nsirise nga ninze okole omutima gwo kyegwagala (gwagala)
Nga manyi, lulibalumu newekubba negunjagala (ne gunjagala)
Kati wayise akabanga, oh oh! Akabanga
Ne nsalawo nzijje nkikwatulire eh, baby (baby)
Mulirwana okiraaba
Nkugamba olinga atandabangako
Ooh! Mulirwana (lwaleero)
Oh mulirwana
Omutima ogutwala (lwaleero)
Oh mulirwana
Gwe laba ntuse n'okulwala kale (lwaleero)
Oyongera kubaala (lwaleero)
Oh oh oh! Mulirwana (lwaleero)
Omutima ogutwala (lwaleero)
Yea-eh!
Oyongera kubaala (lwaleero)
Oh mulirwana
Mulirwana (lwaleero)
Iye
Onsomozza, onsomozza, lwaki ontankula?
Obuwowo, bwokera okusikka lwaki obunsindikira? (lwaki obunsindikira)
Okera kwanika ngoye zo ng'okimanyi kwenatukira (kwenatukira)
Obuwowo bwewekuba mba ndi awo (ne bunsensera)
Baby! Ne ewatasana buyimba, mpulira ng'oyimba (mpulira ng'oyimba)
Lwaki mulirwana ononya, eh (heey)
Wansazza ne mu swala nze sirikusonyiwa (sirikusonyiwa!)
Wansazza ne mu swala sirikusonyiwa (sirikusonyiwa!)
Wansazza ne mu swala, sirikusonyiwa (sirikusonyiwa!)
Wansazza ne mu swala, sirikusonyiwa (sirikusonyiwa!)
Sirikusonyiwa!

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Похожие исполнители

Mun G

Исполнитель