It's a Goodlyfe In a Goodlyfe A further good life, uh no Weasel Manisal Big Masavu Radio Mowzey Small Munene Weasel Manisal Big Masavu Radio Mowzey Small Munene Weasel Manisal, soldier Nyambura bwe nali omwavu N'ombadala nzifunye Lwaki onondoola? Nyambura wanvuma obunaku Kati nzifunye Lwaki onesibako? Nyambura bwe nali omwavu N'ombadala nzifunye Lwaki onondoola? Nyambura wanvuma obunaku Kati nzifunye Lwaki onesibako? Nyambura lwaki tewasiimanga bye nkola? Nyambura so nga neefiirizanga ne nkuwa, yeah Nyambura bwe wakaabanga nga nze gw'okaabira Nga lw'okubye enduulu, ne nziruukirira uh Nali ku ggwe, ng'ebirowoozo bi ndi ku ggwe Na buli kalungi nali era nkaagaliza ggwe Naye siri sikulimba Nyambura nakukyawa Ne bwe weetonda Sikyayinza kukyusa no, oh Nyambura bwe nali omwavu N'ombadala nzifunye Lwaki onondoola? Nyambura wanvuma obunaku Kati nzifunye Lwaki onesibako? Nyambura bwe nali omwavu N'ombadala nzifunye Lwaki onondoola? Nyambura wanvuma obunaku Kati nzifunye Lwaki onesibako? Nga tonaggwa ku mpangala Nakwagala nnyo nnyo ne nsussa honey Nga ggwe maziga ge nkaaba Baakulimba nnyo ne bakukyamya dear Ggwe n'olowooza omalako Baakusudiya nnyo ggwe n'ovimba honey Nga nze nkimanyi nakukyawa Sikyayinza kukyusa Ng'omanyi wambuuka Kumbe nze nakubwaka, ha! Nakukyawa Sikyayinza kukyusa Ng'omanyi wambuuka Kumbe nze nakubwaka My girl! Nyambura bwe nali omwavu N'ombadala nzifunye Lwaki onondoola? Nyambura wanvuma obunaku Kati nzifunye Lwaki onesibako? Nyambura bwe nali omwavu N'ombadala nzifunye Lwaki onondoola? Nyambura wanvuma obunaku Kati nzifunye Lwaki onesibako? I told you my love for you will never die Together, forever you and I Hmmm, naye n'ondeka awo Ng'ogenda webigula n'abazungu Abalina ssente Mpulira balinawo n'obubundu, yiii!!! You used to be my girl One and only so right my way Nyambura am sorry can't love you for now Let by goes be by goes my girl Alright, eh yeah You used to be my girl One and only so right my way Nyambura am sorry can't love you for now Let by goes be by goes my girl Alright, eh yeah Nyambura bwe nali omwavu N'ombadala nzifunye Lwaki onondoola? Nyambura wanvuma obunaku Kati nzifunye Lwaki onesibako? Nyambura bwe nali omwavu N'ombadala nzifunye Lwaki onondoola? Nyambura wanvuma obunaku Kati nzifunye Lwaki onesibako? Nyambura bwe nali omwavu N'ombadala nzifunye Lwaki onondoola? Nyambura wanvuma obunaku Kati nzifunye Lwaki onesibako? Nyambura bwe nali omwavu N'ombadala nzifunye Lwaki onondoola? Nyambura wanvuma obunaku Kati nzifunye Lwaki onesibako? Aah ah Lwaki onesibako? Nyambura haa Nyambura haa ha Nyambura aaah Lwaki onesibako? Nyambura haa Nyambura haa ha Nyambura aaah Lwaki onesibako? Nyambura