Kwasa
Oh ooh! Kwasa
Ngenda kwagala, oh ah, yalabana
Togenda kwejusa, uh ah, sirikwepena
Bano abakubaganya embira, mm! siripira
Munange, kinange
Ngamba nti, tonsule
You're my life eh, my wife eh
Njagala nyo okire mange
Kati onsesa busekko, oh oh
Bano abawala abalala gguma, mbalimba
Ontokosatokosakosa buddo (eh)
Ombabulababula buliro (ooh)
Ne bwolitagulwa emisege
Laavuyo terinzigwa ku mmeme
Ensi n'ebwezindibwa ensekere
Ndikusala kaweke n'ofuna munyerere
Nesunze eh-eh, eh eh (oh oh, kwasa)
Olwaleero lwange baby (oh oh, kwasa)
Jangu eno, okyezze nange (oh oh, kwasa)
Bwonyenyamu nfuna eddembe (oh oh, kwasa)
Nesunze eh-eh, eh eh (oh oh, kwasa)
Olwaleero lwange baby (oh oh, kwasa)
Jangu eno, okyezze nange (oh oh, kwasa)
Bwonyenyamu nfuna eddembe (oh oh, kwasa)
Njagala tusingeko bali abatusoka
Omukwano gutukule nga kyooya ku nswa
Gwe weka anantera omunnyo mu nva
Tulye kkamu nga walumye nange we ndya
Nyumirwa enkolayo, hmm
Ky'ova olaba, nfaayo
Sirinayo, manyi nkulina
Sibalaba, abalala balina nkanya kaaba
Let us dance kwasa kwasa (kwasa! Kwasa!)
Hmm nga wojja ekigere kyo nange we nkiisa
Ofanana ekimuli ky'entula eyakasa
Feel okay, I'm yours everyday
Nkwekute!
Eby'ensi mbiwumudde (oh oh oooh)
(Oh oh, kwasa)
(Oh oh, kwasa)
Ulee-
Hey!
Ka ndigidde tewali agana
Ate oba nina abasinga
Bwobula mba ntawa
Bwendwala oli omu anvumula
Nze manyi omu asinga
Bano abalala bejjinga
Sisobola kulya sunssa
Ng'omufumbi alina empuuta
So be mine, everyday
Never change your mind
And if you don't mind say, that you love me more
Cause I see many people do not want me to be with you baby
Bogeera bingi batulemye
Naye nja kubanyiiga ba buniire
Nesunze eh-eh, eh eh (oh oh, kwasa)
Olwaleero lwange baby (oh oh, kwasa)
Jangu eno, okyezze nange (oh oh, kwasa)
Bwonyenyamu nfuna eddembe (oh oh, kwasa)
(Cheza!)
(Hihihi hahahaa)
Поcмотреть все песни артиста