(Kano ka ssaala) Oh na na na Levixone one time Mozeso Audio one Brian beats there, oh there and Paddy Man Gwe saba essaala Essaala kuba ezaala Gwe saba essaala Essaala kuba ezaala Gwe saba essaala Essaala ezaala Gwe saba essaala Essaala ezaala Ono Sarah okumala emyaka yabulwa omwana Ono Sarah yakaaba nnyo yabulwa omwana Naye Sarah bwe yasaba yafuna omwana Ssi ka myaka essaala eno ekuwa omwana Ate ono Kaana Kaana yasaba omwana Bwe yasaba omwana Omwana mu bulumi obungi Kuyita mu ssaala Mu ssaala mwe mwava Sam Yesu ye ssaala Bwe yasaba yamuwa Samwiri Gundi saba nange n'oli asabe n'oli Gundi saba nange eh Gwe saba essaala Essaala kuba ezaala Gwe saba essaala Essaala kuba ezaala Gwe saba essaala Essaala ezaala Gwe saba essaala Essaala ezaala ♪ Ab'e Kosovo mwandabanga Mu mbeera yange mwandabanga yeah yeah yeah Nga ntoba sirina kya kulya Nga nzungazunga sirina kya kunywa yeah yeah Ono Yesu bw'omusaba ttakkoowa Ttakkoowa bwe namusabanga Ezo ennyimba ze n'azimpa oh na na Okuganja Mukama ggwe n'okumpa yeah yeah Ekitiibwa nkikuwa Mukama weebale Ekitiibwa nkikuwa Mukama wamponya Pastor Bugembe ku street kwe yali atudde yeah Yasaba n'omuwulira essaala eyo n'ogiwulira Yasaba n'omuwulira essaala eyo n'ogiwulira Eno ye ssaala essaala ewonya ne kkansa Yesu ye ssaala essaala ewonya siriimu Yesu ye ssaala essaala, yeah eeh Yesu ye ssaala essaala egaba oluzaalo Yesu ye ssaala essaala egaba ne ssente Gwe saba essaala Essaala kuba ezaala Gwe saba essaala Essaala kuba ezaala Gwe saba essaala Essaala ezaala Gwe saba essaala Essaala ezaala