Kishore Kumar Hits

Ngooma Joseph - Ggwe Byonna текст песни

Исполнитель: Ngooma Joseph

альбом: Ggwe Byonna

Oh naye Mukama
Kale oba singa nali malaika
Nadibuse nga nezigye oyo gyoli
Nekuwa kubyenina
Naye era manyi Mukama
Kabaka ssebo gwe nga bwokebela
Emitima
Enkyo nakyo okimanyi
Mazima omuntu omulungi ataleka Bali mumulilo nze oba kuweki
Omuntu omulungi atakuleka nebwomba magombe ye Mukama
Yani alina obuvumu oh
Nga gwe ssebo
Ayimila nabantu bo
Nebweba nga Bali mukatyabaga
Nebwaba Taata kabe
Maama mpologoma ngebagobye
Aduka emisinde nakuleka awo
Awonye obulamu
Kale sililekayo kuyimba
Kulinya lyo Mukama
Gwe attakyuka ekisela kyona oberawo neli ku ziro gyetusoka.
Gwe byona mu byona
Olina byona ensi byeyetaga
Edwadde ezaluma nga wafuka musawo asinga.
Abayala bakutta dda, yegwe meere ensi gyetaga
Obwavu bwaduka nabo bwebulamu ensi bweyetaga
Abatalina mikwano kunsi wafuka mukwano gwabwe
Abatalina bazzadde kunsi
Wafuka muzadde asinga
Gwe byona mu byona
Olina byona ensi byeyetaga
Edwadde ezaluma nga wafuka musawo asinga.
Abayala bakutta dda, yegwe meere ensi gyetaga
Obwavu bwaduka nabo buli bulamu ensi bweyetaga
Abatalina mikwano kunsi
Wafuka mukwano gwabwe
Abatalina bazzadde kunsi
Wafuka muzadde asinga.
Eno ensi erimu ebibuzo
Naye Mukama ayanukude abantu
Naba sirimu balabyeko ngabawona
Era mu Mukama
Okwagala okukwe Mukama
Tekusola mu mawanga
Kukimye nabaddeyo kasasilo
Ne kubafula abomuwendo
Teyalibila taata yadde
Omazze ebanga mumazinga
Yagyukila lazaro
Namuwonya emagombe
Nawe akumanyi
Tatwagala lwadabika gyetulabika
Oba lwa sente
Kabaka Daudi yamugya mu kilalo
Gwelinda Mukama
Ayusa botasubila
Nabagyemu ekilamu oyo Mukama
Sitani beyali yawaba
Nga balinga sawulo
Nabagyeko obuzibe
Kale sililakayo kutenda linya lwo Mukama
Gwe agyula esozi mubuyiza bwo kabaka atte nazo nezitagaya.
Gwe byona mu byona
Olina byona ensi byeyetaga
Edwadde ezaluma nga wafuka musawo asinga.
Abayala bakutta dda, yegwe meere ensi gyetaga
Obwavu bwaduka nabo bwebulamu ensi bweyetaga
Abatalina mikwano kunsi wafuka mukwano gwabwe
Abatalina bazzadde kunsi
Wafuka muzadde asinga
Gwe byona mu byona
Olina byona ensi byeyetaga
Edwadde ezaluma nga wafuka musawo asinga.
Abayala bakutta dda, yegwe meere ensi gyetaga
Obwavu bwaduka nabo bwebulamu ensi bweyetaga
Abatalina mikwano kunsi wafuka mukwano gwabwe
Abatalina bazzadde kunsi
Wafuka muzadde asinga

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Doctor

2010 · Мини-альбом

Похожие исполнители