Kishore Kumar Hits

NTAATE - AWO текст песни

Исполнитель: NTAATE

альбом: AWO


We naswalira
We nannyomebwa
We nabuuzibwa anti ali wa?
Alinzigya mweno enfuufu
Awo ooh we yanteera omukisa
Bwe lwakeera aah
Lwange era
Mukama teyateeka mukisa eri
Mazima olwakeeea nalulagira
Nti lwange era
Ebinti byakyuuka
Emimwa gyabangi yagisirisa
Nganviiriddeyo katonda bwe bambuza
N'olwaleero njagala ndabe aline ky'agamba
Awo ooh weyanteera omukisa
Wakati wennyanja awo
Masekati gembuyagga
Ooh yee weewo
We yantera omukisa
Kati njagala olabe leero
Nto omukisa guva gyali
Teri muntu alina kigambo
Kisobola kumenya mukisa guli
Bwe lukeera n'asiima
Nti lulwo era
Ebintu bikyuula,ebintu bituuka ah
Ng'ayingiddewo katonda omutegeera ah
Ensi nensi zikyusa emitwe ku lulwo omu

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Похожие исполнители