Kishore Kumar Hits

Twina Herbert - Nyamba текст песни

Исполнитель: Twina Herbert

альбом: Mwoyo Tonta Album


Ba' tandika banji olugendo lwo'lokozi luno
Abana ba Mukama bwali bujulizi bwenyini
Mukama enjengele yali azikutude ehiiiiye
Basanyukila wamu ba yimbila wamu oluyimba lwa mukama
Katonda lwe yasubiza okununula
Abantube yali akikoze naye nno mama
Olugendo lwali luwanvu,ebisoomooza biinji
Ba'tambula tebatuka kyoka Bali mudungu
Edungu elyo edungu silyangu
Teba mazi ebisomoza binji
Bamaliliza begomba ekomela mwe baava awali amazi
Nze nyambaaah nyimbe nta nyamba nsinze
Yesu mbeke mukifuba Kyo oooo nyamba
Ntambule nawe nyambampumulile mugwe
Yesu nfunira ekifo mu mutima gwo ooo
Twatandika banji olugendo'lwobuweleza luno
Abana ba mukama bwali
Bujulizi bwenyini Mukama enjegere yali azikutude ehiiiiye
Twasanyukila wamu
Twayimbila wamu oluyimba lwa Mukama
Katonda Bwe yasubiza okununula abantube yali akikoze
Naye nno mama olugendo lwali luwanvu
Ebisomooza biinji tuweleza munsi eno enzibu
E'bikemo webili eeeh
No'weleeezaaa Mukama nga tolina na mwaami
Mazima no'weleezaa Mukama nge'nyumba ba kubaanja
Bamaliliza begomba ekomela mwe baali
Nwali amazi abalala ba'maliliza
Be'gomba ebye'nsi je bava awali ensimbi
Nze nnyamba nyimbe nnyamba nsinze nga
Yesu mbele nga mukifuba kyo oooooo
Nnyamba ntambule nawe
Nnyamba mpumulile mugwe Yesu nfunira ekifo mu mutima gwo ooo
Laba abantu be walokola,abantu bewayamba luliii bakuvakoo
Belabila batyaaa omukono gwa Mukaamaa?
Abantu be wafililila be wanunula
Baakuvakoooo belabila batyaaa Omukono gwa Mukaamaa?
Bamaliliza be'gomba ekomela mwe baava
Awali amazi Nze nyambaaaaha
Nyimbe nga nyamba nsinze nga
Yesu mbelenga mukifuba kyo,ooo
Nyamba ntambule nawe nyamba mpumulile mugwe
Yesu nfunile'kifo mu mutima gwo,ooo
Nyamba ntambule nawe nyamba mpumulile mugwe
Yesu nfunile'kifo mu mutima gwo,ooo

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Похожие исполнители