Ku lulwo nze ne bwe nkalira
Artin on the beat
Ku lulwo bansika mpalira
Fik Fameica
Ku lulwo ne bwe bagunsalira
Queen Sheebah
You know how we do it
Eno eteevuunya
Togeza n'onkookoonya
Laavu gye nina eteevuunya
(Bwe teevuunya)
Bwe tevu... tevu...
(Bwe tevu...)
Eno ogiguddemu eteevuunya (layira)
(Bwe teevuunya)
Bwe tevu... tevu...
(Bwe teevuunya)
Nange gye nina eteevuunya
(Bwe teevuunya)
Gal, eteevuunya
(Bwe tevu...)
Laavu gye nina eteevuunya
(Bwe teevuunya)
Gal eteevuunya
(Bwe teevuunya)
Tevu... tevu... tevu
(Teevuunya)
Bwe tevu...
(Bwe tevu... Teevuunya)
Tevu... tevu... tevu
(Teevuunya)
Eh bwe teevu...
(Teevuunya)
Yo laavu gye nina eteevuunya
Nange kennyini ngyewuunya
Aŋamba yanguwa eno tonkookoonya
Buli kadde ye aba annoonya
Nakkirizza love is such a strong feeling
Tegulwa dollar, pound yadde shilling
Esuza boss chic mu nnyumba omutali ceiling
Kuwa omutima bw'oba ogutwala nze ndi willing
Gwe nsonga lwaki obulamu bukola meaning
Tugenda wala, the journey is just beginning
Ndikwambala nga kkooti
Ndikwambala ng'essaawa
Bwe ndwala yeggwe antidote
Bwe ndwala yegwe dawa
Eno eteevuunya
Togeza n'onkookoonya
Laavu gye nina eteevuunya (layira)
(Bwe teevuunya)
Bwe tevu... tevu...
(Bwe tevu...)
Eno ogiguddemu eteevuunya (layira)
(Bwe teevuunya)
Bwe tevu... tevu...
(Bwe tevu...)
Nange gye nina eteevuunya (ngyewulira)
(Bwe teevuunya)
Gal, eteevuunya
(Bwe tevu...)
Laavu gye nina eteevuunya (ngyewulira)
(Bwe teevuunya)
Eh eteevuunya
(Bwe tevu...)
Wansanga mu mirembe gyange n'ontanuula (yiyi!)
Nze eyali asirise omutima n'onsanuula
Bino bye mukwana
Tewamanya ky'otinkuula
Nkusuubiza okwesibako (layira!)
Nkusuubiza okwekubako (eh eh!)
Wali tewajjula nga nze abulako
Sembera eno ojje onkoleko
Bambi yanguwa kata ommenye eggindu
Sirina we ngissa
Gwe woolwirawo gunkubye ensimbu
Gwambuka bw'ogussa
Eno eteevuunya
Togeza n'onkookoonya
Laavu gye nina eteevuunya (layira)
(Bwe teevuunya)
Bwe tevu... tevu...
(Bwe tevu...)
Eno ogiguddemu eteevuunya (layira)
(Bwe teevuunya)
Bwe tevu... tevu...
(Bwe tevu...)
Tevu... tevu... tevu...
(Teevuunya)
(Bwe tevu...)
(Teevuunya)
Tevu... tevu... tevu...
(Teevuunya)
Eh bwe tevu...
(Bwe tevu... teevuunya)
Ku lulwo nze ne bwe nkalira (teevuunya)
Ku lulwo bansika mpalira (Bwe tevu... teevuunya)
Ku lulwo ne bwe bagunsalira (teevuunya)
Ssikupowa nze gyal ndayira (Bwe tevu... teevuunya)
Ku lulwo nze ne bwe nkalira
Ku lulwo bansika mpalira
Ku lulwo ne bwe bagunsalira (Fresh gal)
Ssikupowa nze gyal ndayira
Oli wa mukisa ssikulimba
Kasooli mu namuginga
Bw'omenyeka ngya kuyunga
Wetegeke ngya kulunga
Teweebuzaabuza, nkubaliddeko naawe todduka (wendi)
Ku kyejo kye nina
Gisibe enywere tesensuka
Kuba nnyingi
Eno eteevuunya (eh)
Togeza n'onkookoonya (eh)
Laavu gye nina eteevuunya
(Bwe teevuunya)
Bwe tevu... tevu...
(Bwe tevu...)
Eno ogiguddemu eteevuunya (layira)
(Bwe teevuunya)
Bwe tevu tevu
(Bwe tevu...)
Nange gye nina eteevuunya
(Bwe teevuunya)
Gal, eteevuunya ngyewulira
(Bwe tevu...)
Laavu gye nina eteevuunya
(Bwe teevuunya)
Eh eteevuunya
(Bwe tevu...)
Tevu... tevu... tevu
(Teevuunya)
Bwe tevu...)
(Bwe tevu... teevuunya)
Queen Sheebah
Tevu... tevu... tevu
Fik Fameica
(Teevuunya)
(Bwe tevu... teevuunya)
Artin Problem
Поcмотреть все песни артиста
Другие альбомы исполнителя