Kishore Kumar Hits

Sheebah - Ayi текст песни

Исполнитель: Sheebah

альбом: Ayi


Artin di beat ah so sweet oh
Artin on the beat
This fi me girl you're so sweet oh
(Mudra)
Baby mpa love mu bungi
(Queen Karma, Queen Karma)
So sweet oh, you're so sweet (what!)
Kkiriza baby ffe twatta mukago
Kankuzinire amazina gali na gano
Whine up your waist like na na na na na
La la la la la la (what!)
Baby wakola, ayi
Oyagala ondeke nze bansekerere (ah ah)
Mbu sirina bisaanyizo kukikola (eh eh)
Oyagala kuwanika status (ah ah)
Onjagala ku WhatsApp yo laba (eh eh!)
Owulira bino nti bikutamye labayo bano
Bali laba batunula balinze baseke
Stick to the plan no wrong turn boy
Beera serious ndi wuwo gwe
Baby gwe twesobola ayi
Baby gwe nkwewulira ayi
Baby gwe twesobola ayi
Baby gwe
Kati gamba ayi
Njagala ompe ku mukwano gwo (ayi)
Nnyooleraamu ku kiwato kyo (ayi)
Kkirizaako batulabeko (ayi)
Atakumanyi k'akusomeko (ayi)
Kati gamba ayi
Njagala ompe ku mukwano gwo (ayi)
Nnyooleraamu ku kiwato kyo (ayi)
Kkirizaako batulabeko (ayi)
Atakumanyi k'akusomeko (ayi)
Nkusaba luganda ssi mukwano, ooh
Nkuwadde n'erinnya gwe kikwano oh, eeh
Naye oli eri nze ate ndi eno! (fire burn, fire burn...)
Nina n'ewansiiwa kwata eno
Yo! baby me tell you me deh
Nkugoberera nnyo sirinda bide
Bompa bompa nze onkubye omusono
Mazina gompa my love
Ganjokya nnyo my love
Cock it up in di dance and bend over
Cock it up in your hmmm bender
Boyfriend ah be there big spender (mad fire)
Wiggle wiggle jiggle jiggle pon tender, baby
Baby gwe twesobola ayi
Baby gwe nkwewulira ayi
Baby gwe twesobola ayi
Baby gwe
Kati gamba ayi
Njagala ompe ku mukwano gwo (ayi)
Nnyooleraamu ku kiwato kyo (ayi)
Kkirizaako batulabeko (ayi)
Atakumanyi k'akusomeko (ayi)
Kati gamba ayi
Njagala ompe ku mukwano gwo (ayi)
Nnyooleraamu ku kiwato kyo (ayi)
Kkirizaako batulabeko (ayi)
Atakumanyi k'akusomeko (ayi)
Eh, baby kankugabire eddagala (ayi)
Mukwano gukula gunaatutuga (ayi)
Watuuka ewatuuka abaakikuba (ayi)
Bimuli biwunya naye otukula
Nkusaba oyogezenga mazima
Love yange gye nkuwa simsima
Nkusambe ng'omupiira Benzema
This one a mad tune red killer ah ah
Nze kye ndabye
Baby gwe twesobola
Baby gwe nkwewulira ayi
Baby gwe twesobola ayi
Baby nze nkwewulira ayi
Kati gamba ayi
Njagala ompe ku mukwano gwo (ayi)
Nnyooleraamu ku kiwato kyo (ayi)
Kkirizaako batulabeko (ayi)
Atakumanyi k'akusomeko (ayi)
Kati gamba ayi
Njagala ompe ku mukwano gwo (ayi)
Nnyooleraamu ku kiwato kyo (ayi)
Kkirizaako batulabeko (ayi)
Atakumanyi k'akusomeko (ayi)
Kati gamba ayi
Ayi
Ah, ayi
Ayi
Axtra Nation

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Похожие исполнители

Mun G

Исполнитель