Kishore Kumar Hits

Mun G - Kankunganye текст песни

Исполнитель: Mun G

альбом: Mun G Singles


Abamu bakola abalala basipendinga
Ladies and gentlemen
Allow me to introduce you to the Goodlyfe, Kunta Kinte Boyz
Mun G, Radio and Weasel (Mun Genius)
We nah fear no evil (Goodlyfe)
Mun G, Radio and Weasel (Big Nash)
Nash Wonder – Swangz Avenue forever oh oh
(Talk to them Radio)
Kankunganye, tuzisasanye
Nteraamu essaala yeah yeah
Kale Kankunganye (kukumba)
Tugende tusasanye (kukumba)
Naye nteraamu essaala yeah yeah
Mukyalo bekuba mpi
Mukibuga basiba nsimbi
Enkibonyabonya ngankeera mumatumbi
Njagala mutabani wange asomereko ku Harvard
Nga OB wee yee Brad Pitt
Mummy w'omukolere omukolo e'Kajjansi
Daddy wo yee simanyi tumuguliire enyonyi
Anezimbira airport
Naye atte mulimu abaffiisi
Bali ababeera happy ngagwe oli wansi
Banyumirwa bakusanze weyogeeza mutakisi
"Aaah, abaana banalya obuggi"
Aya musaada mweno wakusingama aah
Atte tobuyita bulwadde
Mbeerangayo mu hustle okunonyezza Brazilian
Sipooye noonya tofaali
Kankunganye, tuzisasanye
Nteraamu essaala yeah yeah
Kale Kankunganye (kukumba)
Tugende tusasanye (kukumba)
Naye nteraamu essaala yeah yeah
Olussi twekubakuba bikonde (Eh! bya Golola)
Olussi twekwekeka mubipande (Eh! Billuboardi tozirengeera)
Olussi twetiika migugu tugipange (Champion ng'atunoonya)
Olussi tukola tulinda muggagga atusange (tusasule nawe tugende)
Olussi mbeera nkulinze (inna di ghetto gyal, inna di ghetto)
Olussi ng'amanyi nja kufuna tuzisasanye
Oluusi binema nekulimba nti mbansasudde (toswala nfa nze)
Oluusi njagala nkusanyusse
Bya zaala oluusi binema
Suubi teri amanya
Zaala wa saala,wa saala
Ono zaala zaala zaala zaala
Ono zaala asana mu esaala
Ono zaala zaala zaala zaala
Ono zaala bisaana mu esaala
Kankunganye, tuzisasanye
Nteraamu essaala yeah yeah
Kale Kankunganye (kukumba)
Tugende tusasanye (kukumba)
Naye nteraamu essaala yeah yeah
Let mi say!
Work hard play hard make a holiday
Forget all those sorrows of yesterday
You make up everyday I see you working overnight
Who feels, knows it life is tight
That bad blood mind inna your way
But you not care what bad mind say
Your moving there step by step
Everyday is a brand new day
You never think that life is over
Keep matching like a soldier
You will always find a shoulder
Even when the nights are colder
Ah me say never never run away from your enemy
Bad man inna mi punch your suffocating me
Keep moving, matching, dreaming, chasing, trying to fly away
Ono zaala zaala zaala zaala
Ono zaala asana mu esaala
Ono zaala zaala zaala zaala
Ono zaala bisaana mu esaala
Kankunganye, tuzisasanye
Nteraamu essaala yeah yeah
Kale Kankunganye (kukumba)
Tugende tusasanye (kukumba)
Naye nteraamu essaala yeah yeah
My teacher asked me, what I wanted to be when I grow up
Haa, I told him "RICH!!"
Big Nash

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Похожие исполнители