Yeah Mun G A story begins He had big dreams Ez'okubeera superstar Nga MJ ng'obuwala bumukaabira Face ku poster Ebisaawe nga bijjula It was all a dream nga Biggy bweyagamba But bweyatuuka nga kazindaalo Nga crowd emuwoganira vvayo! Yayimba nga yekweese mizindaalo Anti ku stage bamukubanga zi kyokolo Naye nga champion nalemerako Giving up, teyakilowoozako He worked hard, natuuka ku radio, bweyakola video takyava ku T.V yo Kati bwatuuka ku stage nga bawogana The same people abamugambanga vvayo! Ba promoter mukusooka nga bazalawa Kati ekivulu bwatakibaako tekijja kwatayo Now that's a champion... If you believe Then you can achieve it (kasita obeera n'okukiriza) Anything and everything (everything is possible) That you've ever dreamed of before (if you truly believe) If you believe it, you can achieve it (Kyogamba omusajja temumanyi eyakuba ku block kati avuga Escalade?) Believe... you can achieve it you know (Enju eli ku acres bbiri, Now that's a real champion. Look, a champion) Ono yaviira Masaka muzeeyi-boy yaweta Teli kusoma schools fees zabula Yapakasapakasa ela obusente bwebwawela Kumi na bbiri ng'ali kuzidda e Kampala Mu Owino mweyatuukira Okusuubula abayaye nebazikuba Yeyiiyayiiya era nasuubula endiboota Awezezza emidaala ena Owino nebagyookya But no, eby'okudda e ssakala yagaana Obwongo bwesela ng'ela eyassala lweela Yayiiya ekijji wakati mu City Centre Kusuubula jean kati yatweegombesa Anti emaali ajigya China Amaduuka awezeza asatu ku Nabukeera At 26 landlord takyamukonkona Mummy asula Muyenga Sister asoma bwa doctor Now that's a champion If you believe Then you can achieve it (kasita obeera n'okukiriza) Anything and everything (everything is possible) That you've ever dreamed of before (if you truly believe) If you believe it, You can achieve it (Temumanyi street kid Eyayambalanga akasaati kamu aka yellow pastor omuyimbi?) Believe... you can achieve it you know (Kati Bwa-launchinga buli mwaaka, abantu nebayitirira, he's a champion) All I'm sayin' is teli kitasoboka Yeah, beera n'okukiriza Osobola okuva ku kataka ke Kamwokya Enkya nebakusanga mu Emirates nga mwogusambira (nga David Obua) Osobola okuva mu saloon enkya nebakusanga nga Serena yegwe agikulira All I ask big brother Have a lil' faith, beera n'okukkiriza If you believe, then you can achieve it (Kasita obeera n'okukiriza, buli kimu ojja kifuna) Anything and everything (everything, anything) That you've ever dreamed of before (buli kyewali oloose ko, yeah!) If you believe it, you can achieve it (kasita oba n'okukiriza, yeah) Believe... you can achieve it (Hey Yo Naava! Take 'em in chokes... wooh!) If you believe, then you can achieve it Anything and everything that You've ever dreamed of before (Kati boda boda gyivugise Maanyi na kukiriza enkya bagenda kusanga mu magulu kumi ten yiyo) If you believe it, you can achieve it (yeah, beera n'okukiriza!) Believe... you can achieve it (Owo mu paaka, CD zisalise maanyi na kukiriza Majestic Plaza ejja egenda kubeera yiyo) If you believe, then you can achieve it (beera n'okukiriza) Anything and everything that you have ever dreamed of before (Student, work hard beera n'okukiriza Government sponsorship ogenda kutukayo) If you believe it, you can achieve it Believe... you can achieve it you know (Ne rapper Atandika naawe beera n'okukiriza award taano enkya zizo) If you believe it, you can achieve it (bwe Kiri, just believe) Set your heart to it, believe Believe... you can achieve it you know (tewelabira okusaba) If you believe it, You can achieve it (Enkya basobola okugamba Uganda etutte World Cup) Believe. you can achieve it you know (kasita tuba n'okukiriza) Beera n'okukkiriza, naye ki oyin'emputtu?