Kishore Kumar Hits

Mun G - Fati текст песни

Исполнитель: Mun G

альбом: Fati


Njagala Fati
Pu-pu-pull it up
Fati y'amagye
Tava mu sharia
Naye nga hip zeeraga
Yeah, ebintu bya figure Mukama y'agaba
Naye nga Fati ky'anoga
Nze njagala oyo Fati Fati
Fati Fati Fati Fati Fati
Mpaayo mpaayo mpaayo
Mpaayo mpaayo mpaayo chance
Ye Fati ow'e City
Atambula azina
Muwala w'omusajja Hajji yantabangula
Tava mu sharia
Misana yeeraga
Bwe buziba crop top ne zi patra
Nze saagala mbalimbe Fati ngya kukiwasa
Noonya maja nfune ka chance lwe nkikyambuwa
DJ akubye akayimba Fati n'alyoka azina
Laba nno DJ naye atandise okukipima
Fati
Tava mu sharia
Naye nga hip zeeraga
Abamanyi bamanyi
Ebintu bya figure Mukama y'agaba
Naye nga Fati ky'anoga
Nze njagala oyo Fati Fati
Fati Fati Fati Fati Fati
Mpaayo mpaayo mpaayo
Mpaayo mpaayo mpaayo chance
Fati kaazine
Ffe tunyumirwe
DJ kuba muziki vva ku byana by'olabye
Beer kabatumye
Mukka bagugula
Figure kazeerage
N'abobugulu baasomye
Kibeera Kampala mu party wano everyday
Zi iPhone bintu byabwe byonna baakubye
Ndabye ku baana ba wasape
Ndabye ne ku fame
Naye nga maama Fati
Kiri kya body
Fati
Tava mu sharia
Naye nga hip zeeraga
Abamanyi bamanyi
Ebintu bya figure Mukama y'agaba
Naye nga Fati ky'anoga
Nze njagala oyo Fati Fati
Fati Fati Fati Fati Fati
Mpaayo mpaayo mpaayo
Mpaayo mpaayo mpaayo chance
Pu-pu-pull it up
See every girl in the house tonight nice naye
Njagala Fati
Sijja kwesembereza nobody no cheating
Bampe Fati
Eeh, waiter?
Ku menu kuliko ki kuba
Njagala Fati
Hips ky'ekyo body kweri gwe ayimiridde
Bampe Fati
Fati
Tava mu sharia
Naye nga hip zeeraga
Abamanyi bamanyi
Ebintu bya figure Mukama y'agaba
Naye nga Fati ky'anoga
Nze njagala oyo Fati Fati
Fati Fati Fati Fati Fati
Mpaayo mpaayo mpaayo
Mpaayo mpaayo mpaayo chance
Nze ndi mukyamu
Neithan ne Baru
Ŋŋenda batta
Pu-pu-pull it up

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Похожие исполнители