Sewa sewa, ka nkakuwe kubujji
Sewa sewa, balette kachai
Sewa sewa, ka nkakuwe kachai
Balette kajuyissi
Waliwo, omwana gwe nsuula ndogotana!
Nze nga ssebaka
Uh nalarira ah!
Waliwo, olusi bwemulaba nabula
Ne ngugumuka, ne nsisimuka
Ne mambya, olusi egenda nesala
Ngandyawo ekyokola nekibula (eh yeah)
Olunaku luzibba nelugwako
Nga ndyawo mumissinga
Lwesimulabye mba nga omuloge
Zibula atudde, kamunonye ko
Ninda olindaba (uh ah)
Lwendikulaba (uh ah)
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Ninda olindaba (uh ah)
Lwendikulaba (uh ah)
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Amasanyalazigo baby nze gankubyekubye
Mbulira kati onolya kaki?
Ninawo empogolo, ninawo amanyige
Ninawo,ninawo, ninawo
Ninawo ekikooko, ninawo ekinyama
Menu njagala njikuwe
Ninawo nakati, ninawo ebugga
Ninawo, ninawo, ninawo
Ninawo emputa, ninawo ekegye
Baby onolya kaki?
Sewa sewa, ka nkakuwe kubujji (wangi!)
Balette kachai
Sewa sewa, nkakuwe kachai
Balette kajuyissi
Ninda olindaba (uh ah)
Lwendikulaba (uh ah)
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Ninda olindaba (uh ah)
Lwendikulaba (uh ah)
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Olwaleero, ebyokulya ninna bingi
Lwaleero baby, koba kyoyenda
Lwaleero, ndimumuddu ya ku lavinga
Olwaleero baby, byoona nabikuwa
Ntwala gyoyagala (uh ah)
Byoona nabikuwa (uh ah)
Ntwala gyoyagala
Kyoyagala nze nakikuwa
Ninda olindaba (uh ah)
Lwendikulaba (uh ah)
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Ninda olindaba (uh ah)
Lwendikulaba (uh ah)
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Ninda olindaba (uh ah)
Lwendikulaba (uh ah)
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Ninda olindaba (uh ah)
Lwendikulaba (uh ah)
Balitulaba
Nga tuli kumbaga
Sewa sewa, ka nkakuwe kubujji
Sewa sewa, balette kachai
Sewa sewa, ka nkakuwe kachai
Balette kajuyissi
Поcмотреть все песни артиста
Другие альбомы исполнителя