Ebyange byo bafuuka birungi
Enjala nzisiigakko ka langi
Akaviiri Kalabika birungi
N'akasusu, kanyirira
Abasajja baneyunira bangi
Abensimbi ennyingi nga ba beeyi
Naye mwabo abanesiimbamu
Mulimu omulondemmu
Ali colorful nga nyonnyi muzinge
Mubiisi gwenjukyi ngaguli mu muzinga
Buli wiikendi antwala kukazing'eyo
Mu miti gya moringa
Mukoledeyo akantugatanga
Mumutuba atte nga ka fitting
Kano ke kabugo Mukwano
Kena kukomogeera
Kano ke kabugo darling
Kekukumulira
Kano ke kabugo Mukwano
Kena kukomogera
Kekabugo darling
Kenakukumulira
Ssenga nze yantuza nansomessa
Nti omusajja omulekka neyeetaya
Bwomulunda atuuka neyeekyaawa
Ebyomukwano bambi nebimutama
Ebyo byona ebyo mulongo wange
Ntadde omweo mukabugo kange
Kakuume nga nange bwonkuuma
Kabonero kamukwano gwange
Kaliba ka muwendo
Kaliba ka Matendooo
Ebyange byonaaaaa
Mbitelesse omwo
Kano ke kabugo Mukwano
Kena kukomogeera
Kano ke kabugo darling
Kekukumulira
Kano ke kabugo Mukwano
Kena kukomogera
Kekabugo darling
Kenakukumulira
Kiliba kki ekilinzijja kugwe oh
Buli kyenkuwa okyeebaza ogonze eh
Ndi beera wo, ndi beera wo
Kululwo ndiberawo
Tulibaanamansasana, ehh
Ali tugatulula, talitusaanga oh
Kano ke kabugo Mukwano
Kena kukomogeera
Kano ke kabugo darling
Kenkukemuliilaaaa
Kano ke kabugo Mukwano
Kena kukomogera
Kekabugo darling
Kenakukumulira
Kano ke kabugo Mukwano
Kena kukomogeera
Kano ke kabugo darling
Kekukumulira
Kano ke kabugo Mukwano
Kena kukomogera
Kekabugo darling
Kenakukumulira
Ebyange byafuuka bilungi
Enjala nzisiigakko ka langi
Akasusu kalabikka bulungi nnyo
Kenkukemulilaaaa
Nkukoledeyo akanatugantanga
Omutuba atte nga ka fitting
Поcмотреть все песни артиста
Другие альбомы исполнителя