Yeah yeah, baby yeah yeah Baby! John Blaq bwo-bwo-bwo-bwoy baby African bwo-bwo-bwo bwoy, Big Davie Aya baasi! Y'oba obigyawa, by'oba oyogera? Obigyawa ebyo by'oba onnyumiza? Mbyagala nze by'oba onnyumiza girl, yeah Ye nze omukwanogwo, gunsannyalaza Mukwanogwo nze gunsannyalaza Mbyagala nze by'oba ongamba girl, yes I Laavu yo (laavu yo) Laavu yo girl Omukwano gwo (Big Davie logic to the world) Ih yeah Ngamba (nti ebyaddala) Ngamba (nti onjagala) Kyova (onjagala) Baby (inside) Ngamba (ddala) Nti oba (onjagala) Nti oba (bya ddala) Baby (to-pretendinga) Kale nkitegeera, oluusi oyinza okwekyusa kubanga Eyo gy'obeera abayaaye, bakutuuza nyo nyo mu kiboozi Kababe nga bakugamba batya Kababe nga bakugamba biki Ngamba nti tolindeka mukwano Ngamba nti tolindeka my love Mukwano kuyambagana nga tukwatagana Buli w'obeera nkutuukako girl Batuleetera tubalwanyisa Tubalwanyisa me and you my girl Ngamba (nti ebyaddala) Ngamba (nti onjagala) Kyova (onjagala) Baby (inside) Ngamba (ddala) Nti oba (onjagala) Nti oba (bya ddala) Baby (to-pretendinga) Laavu yo (laavu yo) Laavu yo girl Omukwanogwo ogwo Mukwano kuyambagana nga tukwatagana Buli w'obeera nkutuukako girl Batuleetera tubalwanyisa Tubalwanyisa me and you my girl Y'oba obigyawa, by'oba oyogera? Obigyawa ebyo by'oba onnyumiza? Mbyagala nze by'oba onnyumiza girl, yeah Ngamba (nti ebyaddala) Ngamba (nti onjagala) Kyova (onjagala) Baby (inside) Ngamba (ddala) Nti oba (onjagala) Nti oba (bya ddala) Baby (to-pretendinga) (Omukwanogwo ogwo, girl) Nti ebyaddala (ngamba) Nti onjagala (ngamba) Onjagala (ky'ova) Oh my God, Bomba made my beat Nti ebyaddala (ngamba) Nti onjagala (ky'ova) Bya ddala, to-pretendinga (teri kuzikiza!) (Baby)