Nkera ku muketa buli bwebukya nga, ntambuuza kasobo
Nga negendereza obutagwa mubunya, sandiyagadde amanye
Nti mubega olwokuba guno mukwano guntuma, gunjagaza ye era
Kiba kizibu nyo okutebeereza nti naye bwatyo bwawulira
Sirimba ono yandyawo (eh)
Okumanya yamalawo, sikyesawo (oh, oh)
N'obuyinza eri obulamu bwange yabuwamba, yantwala (eh, oh oh)
Era
Ninya sirinya
Ntunula ng'atalaba
Simanyi ki kyanfudde
Abaye, ninga omuloge
Ninya sirinya
Ntunula ng'atalaba
Simanyi ki kyanfudde
Abaye, ninga omuloge
Nsubira okuba naye eyo mudda
Sisubira kuba namulala yena
Yasingira abalala
Kuba omukwano gwandaga gwansusu
Alina engeri gyazitoya amaaso
Ankubako limu nze nenzigwamu
Mba ng'ali ku muliro nga naye sija
Ono mulenzi mwota nyumirwa
Era
Sirimba ono yandyawo (yeah)
Okumanya yamalawo, sikyesawo (oh, oh)
N'obuyinza eri obulamu bwange yabuwamba, yantwala (yeah, yeah eh)
Era
Ninya sirinya (sirinya)
Ntunula ng'atalaba (ng'atalaba)
Simanyi ki kyanfudde
Abaye, ninga omuloge (ninga omuloge yeah)
Ninya sirinya (sirinya)
Ntunula ng'atalaba (oh ng'atalaba yeah)
Simanyi ki kyanfudde
Abaye, ninga omuloge
Kanewane haha, eh
Kanewane
Kanewane, kuba omutuffu yantute (Yantute)
Kambe n'ono kuba abalala bona nze sigye (nze sigye)
Nze kamwewe omutima, omwoyo n'omubiri ih ih (n'omubiri ih ih)
Ka ntule, ntendere
Ka nfumbe eh eh-eh
Ka nywere, nywere makazi e woyo, oh-oh oh
Sirimba ono yandyawo (yeah)
Okumanya yamalawo, sikyesawo (sikyesawo)
N'obuyinza eri obulamu bwange yabuwamba, yantwala (yeah, yeah eh)
Era
Ninya sirinya (sirinya)
Ntunula ng'atalaba (ng'atalaba)
Simanyi ki kyanfudde
Abaye, ninga omuloge (eh-eh oh)
Ninya sirinya (sirinya)
Ntunula ng'atalaba (oh ng'atalaba ah ah ah oh oh oh)
Simanyi ki kyanfudde
Abaye, ninga omuloge
Ninya sirinya (most of you love this song)
Ntunula ng'atalaba (and you think that I was in love when I wrote it)
Simanyi ki kyanfudde (hmm!)
Abaye, ninga omuloge (I was busy nursing a heartbreak)
Ninya sirinya (and this colder patent)
Ntunula ng'atalaba (I wanted to feel warm)
Simanyi ki kyanfudde
Abaye, ninga omuloge (so I penned down ninga omuloge)
Yeah
Ninya sirinya (hmm)
Ntunula ng'atalaba (yeah yeah, eh)
Simanyi ki kyanfudde (hmmm)
Abaye, ninga omuloge (eh-eh eh)
Sirimba, ono yandyawo
Okumanya yamalawo, sikyesawo
N'obuyinza eri obulamu bwange yabuwamba, yantwala era
Поcмотреть все песни артиста
Другие альбомы исполнителя