Darling, nkyaali oli gwewali oyagala
Darling, nkyaali oli gwewali oyagala
Gegano amaaso agaali gakulaba
Zezino enjala ezaali zikusuna
Wandaganga awakusiwasiwa ne ntakula
Yegwe eyandaga ebyekibuga (eh eh ih)
Wanfuna nga nkyaali muto nga sinalaba
Nga ndi munakyalo, nga sinayiga
Nga simanyi nti mu mukwano basiba olukoba (ooh oh, yeah eh ih)
Nakugamba olimagamaga ngatondaba
Nange eno nkumagamaga, sikulaba
Nafunayo omulala anjagla (eh eh ih)
Sakikola lwakuba, kyenali njagala
Naye nawe wambuzabuza, ne nsoberwa
Abalala ne bandalula (ooh oh, ooh oh)
Twalina omukwano switi gwaali gwamanyi, ih
Wankola bubi mukwano wajjaayo amanyi, ih
Nandibade yenze akwagala
Wandibadde yegwe omwagalwa
Nandibade yenze akwagala
Wandibadde yegwe omwagalwa
Kale yegwe gwennali njagala
Yegwe eya nyumyanga emboozi ezinyumula
Oyogera byenjagaala (eh-eh ih)
Wankwatako ate n'ojjako amasannyalaze
Wandekawo wajjawo ekisikirize (ooh yeah eh ih)
Nze nkumisinga njagala nzije eyo nkulabe
Ne mukwanogwo oyo gwolina akunkumire
Bwomissinga ekimala ojje eno ondabe
Nemukwano gwange gwenina mukuyanjulire
Njagala nkulabeko nze nkoye abatume
Ove eyo awaazise ojje eno awalime
Now we are to blame
So difficult to tame love
Nandibade yenze akwagala
Wandibadde yegwe omwagalwa
Nandibade yenze akwagala
Wandibadde yegwe omwagalwa
Darling salowooza, nti lulituuka, n'onsula
Nali manyi toyinza, kunyizza, kunswazza eh
Darling salowooza, nti lulituka, n'onsula
Nali manyi toyinza, kunyizza, kunswazza
Twalina omukwano switi gwaali gwamanyi, ih
Wankola bubi mukwano wajjaayo amanyi, ih
Twalina omukwano switi gwaali gwamanyi, ih
Wankola bubi mukwano wajjaayo amanyi, ih (eh!)
Nandibade yenze akwagala (oh-oh)
Wandibadde yegwe omwagalwa (oh-oh oh yeah eh)
Nandibade yenze akwagala (oh-oh ooh)
Wandibadde yegwe omwagalwa (hmm yeah yeah)
Unh unh!
Unh-uh oh-oh ah
Baby! Eh eh yeah yeah uh
Oh-oh oh, oh oh-oh uh
Hey eh
Hey eh!
Oh-oh oh, oh oh uh
Eh-eh, nkwagala
Поcмотреть все песни артиста
Другие альбомы исполнителя