(Dear Hip Hop) Yali asibye ebiswahili nga layini ziri straight Yali ava siiga graffiti ku ngalo kwaliko paint Lwe nasooka okulaba Hip Hop gwali mwaka gwa seventy eight Nali sirabanga muwala ng'ajjuzza figure eight Ebbina lye lyali ddene eyo ye yali bait N'asooka n'aŋamba ntino two times eight Yali ayagala mukubiremu sixteen bars eziri tight Naye mwana ebiseera ebyo nange nali nkyali fala Rhyme gye nasooka okukuba n'agiziimuula Nali nkyayavula, Ibraw n'amutwala Kwesto ye n'alyoka amufuula omukyala Namusanga akissinga Sylvester ne Abrahamz ku DV8 Babaluku, Navio n'Abataka baalinga ba bba be Namwegomba azze okulaba Lyrical G ku No End Lumix y'eyamuleetanga e Ntinda ku wiikendi Yala, Slyke, Milka baalinga ba girlfriend be Nze ne Mulekwa back in the day had no money to spend Namuweereza ka soda nange akimanye nti gyendi Ani yali amanyi tulibeera together in the end? BFE yatandika okufuna Platinum cheques N'andaga ba queen, ba P Tec ne ba president Yaŋamba mbuulire story eza ba Ghetto residents Lugaflow is my culture so I must represent Yaŋamba eggulu lyampa ekitone ky'okubeera intelligent Nyinyonnyole abaana concepts babeere confident Globally yampa amaanyi g'okubeera eloquent Tour tuzikubye locally ne internationally Financially y'eyannyimusa n'anzigya ku cement Spiritually am trying to be the best man I can be Lyrically the pen is mightier than the sword I can see And I promise to love you forever signed yours sincerely Dear Hip Hop nze nkumissinga Mu bakazi be naakabeera nabo yegwe asinga Ki ekikunyiga ki ekikaabya amaziga? Nze nkooye okulaba nga bakumistreatinga Oli mulungi smile eringa poetry Kankukwate mu kiwato ng'akwata ekitontome Tutambule ffembi abateesi ka tubalumye Tuula wano eno ku kisambi nkunyumize story Memories mu mpewo nga Boomerang zikomawo Ng'omwagalwa wange ng'awunya akawoowo Nga arrow ne bow twesikamu ne tweggyawo First date ne Hip Hop twalya luwombo lwa cow Bwe nakola poem eyasooka yagamba wow! Ne mulaga eggulu nga telescope ya Galileo Luga flow ng'akyawooma nga sumbuusa eya kawo Kino ba kasangwawo kye baalanga nti kiribaawo Bw'oba owakana gwe genda obuuze jajja wo Naggyako akawuuwo Ne mpandiika formula empya ku lubaawo GNL Zamba, lyrical architect w'ekimbeewo Surgeon eyayawula aba Hip Hop mu Kipepeo Buli ssaawa obwongo bubeera budduka ng'akaweewo Naye mwana GNL Zamba n'otulekawo? Mpulira kati oyimba ne Mangere mwakola duo? N'owewuwo ddamu otukube show eziri annual Baboon Forest obasomere manual Hits ziri classic Style eri fantastic Zamba oyagala colour ya white olinga wa Traffic! Kko nze omwana muzungu naye omutima gwa ba Nilotic We go together just like Gin and Tonic Jjuuzi namugambye engeri gye njagalamu Hip Hop Naye n'agamba muleete mu buliri tukole m'enage a'trois Kuba ndaba engeri gy'omumissinga oyinza n'okwewa obutwa Dear Hip Hop nze nkumissinga Mu bakazi be naakabeera nabo yegwe asinga Ki ekikunyiga ki ekikaabya amaziga? Nze nkooye okulaba nga baku abusinga Oli mulungi smile eringa poetry Kankukwate mu kiwato ng'akwata ekitontome Tutambule ffembi abateesi ka tubalumye Tuula wano eno ku kisambi nkunyumize story Dear HipHop nze nkumissinga Mu bakazi be naakabeera nabo yegwe asinga Ki ekikunyiga ki ekikaabya amaziga? Nze nkooye okulaba nga baku abusinga Oli mulungi smile eringa poetry Kankukwate mu kiwato ng'akwata ekitontome Tutambule ffembi abateesi ka tubalumye Tuula wano eno ku kisambi nkunyumize story