Kishore Kumar Hits

Brian Lubega - Tankwatibwa Nsonyi текст песни

Исполнитель: Brian Lubega

альбом: Wegukubira


Bwenasobya tewangobera bweru
Wampita n'onsembeza wooli
Gwe wampa erinya epya
Nze ani gw'oyagala bwoti
Tewapapa kunsalira musango
Tewasiba busungu bwo gyendi
Wamalilira okunfirira
Nze ani gw'oyagala bwoti
Oli Katonda atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Oli Katonda atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Bwenetunulira salina kyendi
Omusaayi gwo gwegwantukuza
Nali sisaanira nali nze sigasa
Nze ani gw'oyagala bwoti
Oli Katonda atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Oli Katonda atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Oli Katonda atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Oli Katonda atankwatibwa nsonyi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi
Ompita nga bwendi

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Похожие исполнители