Kishore Kumar Hits

Brian Lubega - Sitoma текст песни

Исполнитель: Brian Lubega

альбом: Sitoma


Okoze ebitagambika
Abanji byebalabye nebewunya
Wanzija mukisiriko
Ekyalimu amagwa agobutwa
Nali kalebwerebwe
Akokuwanika mbiveeko
Ng'amagumba gakaze
Nga n'essuubi likomye
Okoze ebitagambika
Abanji byebalabye nebewunya
Wanzija mukisiriko
Ekyalimu amagwa agobutwa
Nali kalebwerebwe
Akokuwanika mbiveeko
Ng'amagumba gakaze
Nga n'essuubi likomye
Naye
Ombusiza ebisenge
Ebinsinga obuwanvu
Njagala nkwebaze
Kuba mukama onkoledde amagero
Ombusiza ebisenge
Ebinsinga obuwanvu
Njagala nkwebaze
Kuba mukama onkoledde amagero
Kubuli luuyi lwange
Otaddeyo emirembe
Ebyo byenatya ng'edda
Kati laba wabijjawo
Akasale akekiro
Nakasale akemisana
Tobilese kunkola kabi mukama
Kankweebaze
Kuba
Ombusiza ebisenge
Ebinsinga obuwanvu
Njagala nkwebaze
Kuba mukama onkoledde amagero
Ombusiza ebisenge
Ebinsinga obuwanvu
Njagala nkwebaze
Kuba mukama onkoledde amagero
Nze sitoma
Nebazabwebaza nze
Nze sitoma
Nebazabwebaza ssebo
Nze sitoma
Nebazabwebaza nze
Nze sitoma
Nebazabwebaza ssebo
Nze sitoma
Nebazabwebaza nze
Nze sitoma
Nebazabwebaza ssebo
Nze sitoma
Nebazabwebaza nze
Nze sitoma
Nebazabwebaza ssebo
Nze sitoma
Nebazabwebaza nze
Nze sitoma
Nebazabwebaza ssebo
Nze sitoma
Nebazabwebaza nze
Nze sitoma
Nebazabwebaza ssebo
Nze sitoma
Nebazabwebaza nze
Nze sitoma
Nebazabwebaza ssebo
Nze sitoma
Nebazabwebaza nze
Nze sitoma
Nebazabwebaza ssebo

Поcмотреть все песни артиста

Другие альбомы исполнителя

Похожие исполнители