Omwagala era buli kiseera omulowooza emmaali ogabira oyo ate ye akukongoola kitalo nnyo omubalira olugoye olulungi omugulira so ng'oyo gwayagalira ddala ali bunaayira omulowooza era bwebuziba nga tomulabye totereera toba namirembe ozimba newepima kitalo nnyo omububira bwolaba amusekera oyomba nabuli gyalaga omulinda olunda olundira ki okwagala oli nga takwagala mu mmeeme obanga enkuba ettonya mu ddungu kwana nga emikwano egitaakulimbe ono takwagala gwe ate gy'oli tomanyi nti akulimba nti switi switi nkwagala so ng'oyo gwayagalira ddala ali bunaayira omwogerako nti wafuna omulumgi asinga nga yeno ali eri ageya nti akkooye akunyiyiddwa kitanyo bwogendayo nti nsanyuse okkulaba akulimba anti oyo gwayagalira ddala ali bunaayira osasula ennusu bisatu ku mulyango omuyingize mu dance bwatuuka eyo afukuuka bwomugamba nti obudde butuuse obuddayo gwe kale ddayo oba oyagala kiyaga anandeetako okwagala oli nga takwagala mu mmeeme obanga enkuba ettonya mu ddungu kwana nga emikwano egitaakulimbe ono takwagala gwe ate gy'oli tomanyi nti akulimba mbu switi switi nkwagala so ng'oyo gwayagalira ddala ali bunaayira okwagala omuntu ye nga takwagala mu mmeeme obanga enkuba ettonya mu ddungu kwana nga emikwano egitaakulimbe ono takwagala gwe ate gy'oli tomanyi nti akulimba nti switi switi nkwagala so ng'oyo gwayagalira ddala ali bunaayira oo-oooo-oo-o